LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb20 Maayi lup. 5
  • Yakuwa Anunula Yusufu

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Yakuwa Anunula Yusufu
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2020
  • Laba Ebirala
  • “Nyinza Ntya Okukola Ekibi Ekyenkanidde Awo?”
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2014
  • “Nze Ndi mu Kifo kya Katonda?”
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2015
  • Yakuwa Akuyamba Osobole Okutuuka ku Buwanguzi
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogw’Okusoma)—2023
  • Yakuuma, Yalabirira, era Teyaddirira
    Koppa Okukkiriza Kwabwe
Laba Ebirara
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2020
mwb20 Maayi lup. 5

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA | OLUBEREBERYE 40-41

Yakuwa Anunula Yusufu

41:9-13, 16, 29-32, 38-40

Emyaka Yusufu gye yamala nga muddu era nga musibe gyali nga 13. Mu kifo ky’okunyiigira Yakuwa, Yusufu alina ebirungi bingi bye yayigira ku ebyo bye yayitamu. (Zb 105:17-19) Yali akimanyi nti Yakuwa tayinza kumwabulira. Yusufu yafuba atya okukola kyonna ky’asobola mu mbeera gye yalimu?

  • Yusufu awa basibe banne emmere.

    Yali mukozi munyiikivu era nga mwesigwa, n’awa Yakuwa eky’okusinziirako okumuwa emikisa.​—Lub 39:21, 22

  • Yusufu abuulira abasibe babiri amakulu g’ebirooto byabwe.

    Yafangayo ku balala mu kifo ky’okwesasuza abo abaali bamuyisizza obubi.​—Lub 40:5-7

Ebyo Yusufu bye yayitamu biyinza bitya okunnyamba okugumira ebizibu bye nnina?

Nnyinza ntya okukola kyonna kye nsobola mu mbeera gye ndimu, okutuusa ekiseera Yakuwa lw’aligiggyawo?

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza