LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb20 Maayi lup. 8
  • Beera nga Yusufu—Dduka Ebikolwa eby’Obugwenyufu

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Beera nga Yusufu—Dduka Ebikolwa eby’Obugwenyufu
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2020
  • Laba Ebirala
  • “Muddukenga Ebikolwa eby’Obugwenyufu!”
    Engeri gy’Oyinza Okusigala mu Kwagala kwa Katonda
  • Bayibuli Eyogera Ki ku by’Okwegatta?
    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!—Okukubaganya Ebirowoozo ku Bayibuli
  • Okunoonya Ekigendererwa Ekituufu mu Bulamu
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2007
  • “Mudduke Ebikolwa Eby’Obugwenyufu!”
    ‘Mwekuumire Mu Kwagala Kwa Katonda’
Laba Ebirara
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2020
mwb20 Maayi lup. 8
Yusufu adduka era muka Potifaali akutte ekyambalo kya Yusufu mu mukono gwe.

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

Beera nga Yusufu​—Dduka Ebikolwa eby’Obugwenyufu

Yusufu yatuteerawo ekyokulabirako singa tuba tukemeddwa okwenyigira mu kikolwa eky’obugwenyufu. Buli mulundi muka mukama we gwe yagezaako okumusendasenda okwegatta naye, yagaana. (Lub 39:7-10) Yamugamba nti: “Nnyinza ntya okukola ekibi ekyenkanidde awo ne nnyonoona mu maaso ga Katonda?” Ekyo kiraga nti yali amaze okufumiitiriza ku ky’okuba nti Yakuwa ayagala abafumbo babeere beesiga eri bannaabwe. Muka mukama we bwe yagezaako okumukaka, yadduka mu kifo ky’okulinda okutuusa lwe kyandimubeeredde ekizibu okunywerera ku kituufu.​—Lub 39:12; 1Ko 6:18.

MULABE VIDIYO, DDUKA EBIKOLWA EBY’OBUGWENYUFU, OLUVANNYUMA MUDDEMU EBIBUUZO BINO:

  • Mee-Kyong ayogera ne Jin ku ssomero.

    Mbeera ki Jin gye yayolekagana nayo?

  • Jin atunuulidde Mee-Kyong nga bw’alowooza ku ekyo ky’amugambye.

    Kibuuzo ki Jin kye yeebuuza, Mee-Kyong bwe yamusaba amuyambeko ku kubala?

  • Ekyo Mee-Kyong kye yasaba okumukolera kyakwata kitya ku Jin?

  • Jin ayogera ne kojja we aweereza ng’omukadde.

    Jin yayambibwa atya?

  • Jin asangula ku ssimu ye mesegi Mee-Kyong gy’amuweerezza.

    Kiki Jin kye yakola okusobola okudduka ebikolwa eby’obugwenyufu?

  • Biki by’oyize mu vidiyo eyo?

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza