LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb20 Maayi lup. 2
  • Maayi 4-10

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Maayi 4-10
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2020
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2020
mwb20 Maayi lup. 2

Maayi 4-10

OLUBEREBERYE 36-37

  • Oluyimba 114 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 1)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • “Baganda ba Yusufu Baamukwatirwa Obuggya”: (Ddak. 10)

    • Lub 37:3, 4​—Baganda ba Yusufu baamukyawa olw’okuba kitaabwe gwe yali asinga okwagala (w14 8/1 lup. 12-13)

    • Lub 37:5-9, 11​—Ebirooto bya Yusufu byaleetera baganda be okwongera okumukwatirwa obuggya (w14 8/1 lup. 13 ¶2-4)

    • Lub 37:23, 24, 28​—Obuggya bwaleetera baganda ba Yusufu okumuyisa obubi ennyo

  • Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 10)

    • Lub 36:1​—Lwaki Esawu era yali ayitibwa Edomu? (it-1-E lup. 678)

    • Lub 37:29-32​—Lwaki baganda ba Yusufu baalaga Yakobo ekyambalo kya Yusufu ekyali kiyuliseyulise era nga kibunye omusaayi? (it-1-E lup. 561-562)

    • Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno by’osobola okukozesa mu buweereza, ebikwata ku Yakuwa, oba ku kintu ekirala?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Lub 36:1-19 (th essomo 5)

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Nyiikirira Okusoma n’Okuyigiriza: (Ddak. 10) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo, Ebitegeerekeka eri Abalala, oluvannyuma mukubaganye ebirowoozo ku ssomo 17 erya brocuwa Okuyigiriza.

  • Okwogera: (Ddak. 5 oba obutawera) w10 9/15 lup. 14 ¶11-13​—Omutwe: Tuyinza Tutya Okwewala Amalala n’Obuggya? (th essomo 6)

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 126

  • “Weeteeseteese?”: (Ddak. 15.) Kitundu kya kukubirizibwa mukadde. Mulabe vidiyo, Weetegekedde Akatyabaga? Yogera ne ku kujjukizibwa okuva ku ofiisi y’ettabi n’okuva eri akakiiko k’abakadde bwe kuba nga weekuli.

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) jy sul. 113

  • Okufundikira (Ddak. 3 oba obutawera)

  • Oluyimba 84 n’Okusaba

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza