Ab’oluganda basumuluddwa okuva mu nkambi y’abasibe mu Bugirimaani, mu 1945
Bye Tuyinza Okwogerako
●○○ OMULUNDI OGUSOOKA
Ekibuuzo: Olowooza Katonda afaayo ku bantu abaagala okumanya ebimukwatako?
Ekyawandiikibwa: 1Pe 5:6, 7
Eky’okulekawo: Olowooza Katonda atufaako kinnoomu?
○●○ OKUDDIŊŊANA OKUSOOKA
Ekibuuzo: Olowooza Katonda atufaako kinnoomu?
Ekyawandiikibwa: Mat 10:29-31
Eky’okulekawo: Ddala Katonda ategeera bye tuyitamu?
○○● OKUDDIŊŊANA OKW’OKUBIRI
Ekibuuzo: Ddala Katonda ategeera bye tuyitamu?
Ekyawandiikibwa: Zb 139:1, 2, 4
Eky’okulekawo: Okumanya nti Katonda atufaako kituganyula kitya?