LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb19 Jjulaayi lup. 6
  • Jjulaayi 29–Agusito 4

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Jjulaayi 29–Agusito 4
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2019
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2019
mwb19 Jjulaayi lup. 6

Jjulaayi 29–Agusito 4

1 TIMOSEEWO 4-6

  • Oluyimba 80 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • “Okwemalira ku Katonda oba Okuluubirira eby’Obugagga”: (Ddak. 10)

    • 1Ti 6:6-8​—Emiganyulo egiri mu ‘kwemalira ku Katonda awamu n’okuba omumativu’ (w03-E 6/1 lup. 9 ¶1-2)

    • 1Ti 6:9​—Akabi akali mu kumalirira okugaggawala (g-E 6/07 lup. 6 ¶2 )

    • 1Ti 6:10​—Obulumi obuva mu kwagala ennyo ssente (g-E 11/08 lup. 6 ¶4-6)

  • Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)

    • 1Ti 4:2​—Omuntu ayinza atya okuleetera omuntu we ow’omunda okuba ng’enkovu ey’oku mubiri ogwayokebwa ekyuma, era lwaki ekyo kya bulabe? (lvs lup. 24 ¶17)

    • 1Ti 4:13​—Lwaki Pawulo yakubiriza Timoseewo okunyiikirira okusoma mu lujjudde? (it-2-E lup. 714 ¶1-2)

    • Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kwakuyigirizza ki ku Yakuwa?

    • Biki ebirala bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) 1Ti 4:1-16 (th essomo 5)

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Okuddiŋŋana okw’Okubiri: (Ddak. 3 oba obutawera) Kozesa ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Muyite ajje mu nkuŋŋaana. (th essomo 11)

  • Okuyigiriza Omuntu Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) lvs lup. 207-209 ¶20-21 (th essomo 3)

  • Okuyigiriza Omuntu Bayibuli: (Ddak. 5 oba obutawera) Mu ngeri ey’amagezi, lekera awo okuyigiriza omuyizi atakulaakulana.​—Laba mwb19.02 lup. 7. (th essomo 12)

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 37

  • Akabi Akali mu Kuba n’Ebintu Ebingi: (Ddak. 7) Mulabe vidiyo, Tulina ‘Okudduka n’Obugumiikiriza’​—Weggyeeko Ekintu Kyonna Ekizitowa, oluvannyuma mukubaganye ebirowoozo ku by’okuyiga ebirimu.

  • “Okwemalira ku Katonda oba Okutendeka Omubiri”: (Ddak. 8) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo eya bukatuuni erina omutwe, By’Osaanidde Okumanya ku by’Emizannyo.

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) jy sul. 77

  • Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)

  • Oluyimba 21 n’Okusaba

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza