LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb19 Jjulaayi lup. 8
  • Biki by’Oyinza Okubayigirako?

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Biki by’Oyinza Okubayigirako?
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2019
  • Laba Ebirala
  • Wa Abalala Ekitiibwa
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogw’Okusoma)—2025
  • Kiki Ekituuse ku Kuwa Ekitiibwa?
    Zuukuka!—2024
  • Ab’oluganda Abato—Mufuuke Abasajja Abakulu mu by’Omwoyo
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogw’Okusoma)—2023
  • Abasajja Abakristaayo—Musigire Omwoyo Muluubirire Enkizo!
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2010
Laba Ebirara
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2019
mwb19 Jjulaayi lup. 8
Erisa atunuulidde Eriya ng’ayawulamu omugga Yoludaani ng’akozesa ekyambalo kye

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

Biki by’Oyinza Okubayigirako?

Oli wa luganda eyaakalondebwa okuba omuweereza oba omukadde? Oyinza okuba ng’olina obusobozi, obukugu oba obuyigirize abakadde oba abaweereza abalala bye batalina. Kyokka, waliwo bingi by’oyinza okuyigira ku b’oluganda ng’abo ne ku b’oluganda abalala abatakyaweereza ng’abakadde oba abaweereza olw’ensonga ezitali zimu, gamba ng’okukaddiwa, obulwadde, oba obuvunaanyizibwa bw’amaka.

MULABE VIDIYO, AB’OLUGANDA ABALINA OBUMANYIRIVU BAWE EKITIIBWA, OLUVANNYUMA MUDDEMU EBIBUUZO BINO:

  1. Ow’oluganda Richards asomera Ben ekyawandiikibwa

    1. Ow’oluganda Richards yalaga atya nti awa Ow’oluganda Bello ekitiibwa?

  2. Ben ateekateeka mmaapu z’ekitundu kye babuuliramu

    2. Nsobi ki Ben gye yakola, era lwaki?

  3. Ow’oluganda Bello anyumyamu ne Ben nga bwe banywa ku caayi

    3. Kiki Ben kye yayigira ku Erisa?

  4. 4. K’obeere wa luganda oba mwannyinaffe, oyinza otya okulaga nti ab’oluganda abalina obumanyirivu obawa ekitiibwa n’obaako by’obayigirako?

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza