LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb19 Maayi lup. 5
  • Osobola Okugumiikiriza Wadde ng’Olina “Eriggwa mu Mubiri”!

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Osobola Okugumiikiriza Wadde ng’Olina “Eriggwa mu Mubiri”!
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2019
  • Laba Ebirala
  • Pawulo Yalina “Eriggwa mu Mubiri”
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2019
  • Okwaŋŋanga Ekizibu ‘ky’Eriggwa mu Mubiri’
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2002
  • Baasobola Okwaŋŋanga Ekizibu ky’Eriggwa mu Mibiri Gyabwe
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2002
  • Okuba ow’Amaanyi Wadde ng’Olina Obunafu
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2008
Laba Ebirara
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2019
mwb19 Maayi lup. 5
Talita alaba vidiyo ku jw.org awamu ne maama we ne muganda we; maama amunnyonnyola ebiri mu vidiyo

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

Osobola Okugumiikiriza Wadde ng’Olina “Eriggwa mu Mubiri”!

Mu nnaku zino ez’enkomerero, abaweereza ba Katonda balina ebizibu ebiringa amaggwa. (2Ti 3:1) Tuyinza tutya okwesiga Yakuwa okutuyamba okugumira ebizibu ng’ebyo? Mulabe vidiyo, “Amaaso ga Bamuzibe Galizibuka” mumanye ebyo Talita Alnashi ne bazadde be bye bakoze, oluvannyuma muddemu ebibuuzo bino:

  • ‘Liggwa ki mu mubiri’ Talita ly’alina?

  • Bisuubizo ki ebiri mu Bayibuli ebiyambye Talita ne bazadde be okugumiikiriza?

  • Bazadde ba Talita baalaga batya nti beesiga Yakuwa nga muwala waabwe yaakalongoosebwa?

  • Bazadde ba Talita bakozesezza batya ebintu ekibiina kya Yakuwa bye kituwa okuyamba Talita okwagala Yakuwa?

  • Talita akiraze atya nti akulaakulana mu by’omwoyo wadde ng’alina “eriggwa mu mubiri”?

  • Ekyokulabirako kya Talita kikuzzizzaamu kitya amaanyi?

Talita ayogera ku ssuubi ly’alina, asomera ku komputa, addamu mu nkuŋŋaana, era abuulira ne taata we
    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza