LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb19 Maaki lup. 3
  • Maaki 11-17

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Maaki 11-17
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2019
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2019
mwb19 Maaki lup. 3

Maaki 11-17

ABARUUMI 15-16

  • Oluyimba 33 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • “Yakuwa Asobola Okukubudaabuda n’Okukuyamba Okugumiikiriza”: (Ddak. 10)

    • Bar 15:4​—Soma Ekigambo kya Katonda osobole okubudaabudibwa (w17.07 lup. 14 ¶11)

    • Bar 15:5​—Weegayirire Yakuwa akuyambe ‘okugumiikiriza era akubudeebude’ (w16.04 lup. 14 ¶5)

    • Bar 15:13​—Yakuwa atuwa essuubi (w14 6/15 lup. 14 ¶11)

  • Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)

    • Bar 15:27​—Mu ngeri ki Abakristaayo ab’Amawanga gye baalina “ebbanja” eri Abakristaayo ab’omu Yerusaalemi? (w89-E 12/1 lup. 24 ¶3)

    • Bar 16:25​—“Ekyama ekitukuvu ekibadde kikwekeddwa okuva edda n’edda” kye ki? (it-1-E lup. 858 ¶5)

    • Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kwakuyigirizza ki ku Yakuwa?

    • Biki ebirala bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Bar 15:1-16 (th essomo 10)

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Vidiyo Eraga eky’Okukola ku Mulundi Ogusooka: (Ddak. 4) Mulabe vidiyo era mugikubaganyeeko ebirowoozo.

  • Omulundi Ogusooka: (Ddak. 2 oba obutawera) Kozesa ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. (th essomo 3)

  • Omulundi Ogusooka: (Ddak. 3 oba obutawera) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Ddamu omuntu atayagala kuwuliriza nga yeekwasa ensonga gye batera okwekwasa mu kitundu kyammwe. (th essomo 10)

  • Omulundi Ogusooka: (Ddak. 3 oba obutawera) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Ddamu omuntu atayagala kuwuliriza nga yeekwasa ensonga gye batera okwekwasa mu kitundu kyammwe. (th essomo 11)

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 129

  • Engeri Yakuwa gy’Atuyambamu Okugumiikiriza n’Engeri gy’Atubudaabudamu: (Ddak. 15) Mulabe vidiyo. Oluvannyuma mukubaganye ebirowoozo ku bibuuzo bino:

    • Biki by’oyize ku ngeri gye tubudaabudibwamu?

    • Biki by’oyize ku kubudaabuda abalala?

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) jy sul. 58

  • Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)

  • Oluyimba 34 n’Okusaba

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza