LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb19 Maaki lup. 2
  • Tuyinza Tutya Okwoleka Okwagala Okwa Nnamaddala?

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Tuyinza Tutya Okwoleka Okwagala Okwa Nnamaddala?
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2019
  • Laba Ebirala
  • Okwagala kwa Katonda Okunywevu
    Muyimbire Yakuwa
  • Okwagala kwa Katonda Okutajjulukuka
    Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
  • “Temuwalananga Muntu Kibi olw’Ekibi”
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2007
  • Ebirimu
    Zuukuka!—2022
Laba Ebirara
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2019
mwb19 Maaki lup. 2

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA | ABARUUMI 12-14

Tuyinza Tutya Okwoleka Okwagala Okwa Nnamaddala?

12:10, 17-21

Omuntu bw’atuyisa obubi, bwe tuba n’okwagala okwa nnamaddala, tetujja kukoma ku buteesasuza naye era tujja kulaga omuntu oyo ekisa. “Omulabe wo bw’aba alumwa enjala, muwe eky’okulya; bw’aba alumwa ennyonta muwe eky’okunywa; kubanga bw’okola bw’otyo ojja kuba otuuma amanda agaaka ku mutwe gwe.” (Bar 12:20) Bwe tulaga omuntu atuyisizza obubi ekisa, kiyinza okumukwatako n’alaba nti ky’akoze kibi.

Mwannyinaffe mukozi munne amuyisa bubi, ayogera n’omukadde, olunaku oluddako ayisa bulungi mukozi munne

Wawulira otya omuntu gwe wanyiiza mu butali bugenderevu bwe yakusonyiwa?

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza