LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb18 Ddesemba lup. 4
  • Okusalawo Okwali Kwesigamiziddwa ku Kigambo kya Katonda

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Okusalawo Okwali Kwesigamiziddwa ku Kigambo kya Katonda
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2018
  • Laba Ebirala
  • Leero Akakiiko Akafuzi Katambuza Katya Emirimu Gyako?
    Baani Leero Abakola Yakuwa by’Ayagala?
  • Ani Akulembera Abantu ba Katonda Leero?
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogw’Okusoma)—2017
  • “Tukkiriziganyizza Ffenna”
    ‘Okuwa Obujulirwa Obukwata ku Bwakabaka bwa Katonda mu Bujjuvu’
  • Obuvunaanyizibwa “Omuddu Omwesigwa era ow’Amagezi” bw’Alina
    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!—Okukubaganya Ebirowoozo ku Bayibuli
Laba Ebirara
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2018
mwb18 Ddesemba lup. 4
Ekibiina eky’omu kyasa ekyasooka kiwuliriza ng’okusalawo okuvudde eri akakiiko akafuzi kusomebwa

Ekibiina kiwuliriza okusalawo okuvudde ku kakiiko akafuzi

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA | EBIKOLWA 15-16

Okusalawo Okwali Kwesigamiziddwa ku Kigambo kya Katonda

Biki bye tuyigira ku ngeri ensonga eyo gye yagojoolwamu?

15:1, 2​—Beera mwetoowaze era mugumiikiriza. Mu kifo ky’okwegonjoolera ensonga eyali ezzeewo, Pawulo ne Balunabba baanoonya obulagirizi okuva mu kibiina kya Yakuwa.

15:28, 29​—Weesige ekibiina kya Katonda. Ab’oluganda mu kibiina baali bakakafu nti Yakuwa yandiwadde ekibiina obulagirizi ng’akozesa omwoyo omutukuvu ne Yesu Kristo.

16:4, 5​—Beera muwulize. Ekibiina kyeyongera okukulaakulana bwe kyagoberera obulagirizi obwava ku kakiiko akafuzi.

Bulagirizi ki bwe twakafuna okuva mu kibiina kya Yakuwa?

Ŋŋanyulwa ntya bwe ngoberera obulagirizi obwo?

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza