LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb18 Ssebutemba lup. 7
  • Beera Mwetoowaze nga Kristo

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Beera Mwetoowaze nga Kristo
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2018
  • Laba Ebirala
  • Ensonga Lwaki Kikulu Okuba Omwetoowaze
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogw’Okusoma)—2017
  • Kulaakulanya Engeri Ennungi—Obuwombeefu
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2017
  • Osobola Okwoleka Obwetoowaze ne mu Mbeera Enzibu
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogw’Okusoma)—2017
  • “Amagezi Gaba n’Abeetoowaze”
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2000
Laba Ebirara
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2018
mwb18 Ssebutemba lup. 7

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

Beera Mwetoowaze nga Kristo

Yesu ayigiriza abayigirizwa be okuba abeetoowaze ng’omwana omuto

Wadde nga Yesu y’asinga abantu bonna abaali babaddewo ku nsi, yali mwetoowaze era yagulumiza Yakuwa. (Yok 7:16-18) Ku luuyi olulala, malayika omubi amanyiddwa nga Sitaani yafuuka Omulyolyomi, ekitegeeza “Omuwaayiriza.” (Yok 8:44) Abafalisaayo baayoleka endowooza ya Sitaani, olw’okuba amalala gaabaleetera okunyooma buli muntu eyakkiririzanga mu Masiya. (Yok 7:45-49) Tuyinza tutya okukoppa Yesu bwe tufuna enkizo oba obuvunaanyizibwa mu kibiina?

MULABE VIDIYO, ‘MWAGALANENGA’​—WEEWALE OBUGGYA N’OKWEWAANA, EKITUNDU EKISOOKA, OLUVANNYUMA MUKUBAGANYE EBIROWOOZO KU KIBUUZO KINO:

  • Alex ayoleka amalala ng’ayogera ne Bill ne Carl

    Alex yayoleka atya amalala?

MULABE VIDIYO, ‘MWAGALANENGA’​—WEEWALE OBUGGYA N’OKWEWAANA, EKITUNDU EKY’OKUBIRI, OLUVANNYUMA MUKUBAGANYE EBIROWOOZO KU BIBUUZO BINO:

  • Alex ayoleka obwetoowaze ng’ayogera ne Bill ne Carl

    Alex yayoleka atya obwetoowaze?

    Alex yazzaamu atya Ben ne Carl amaanyi?

MULABE VIDIYO, ‘MWAGALANENGA’​—WEEWALE AMALALA N’ENNEEYISA ETASAANA, EKITUNDU EKISOOKA, OLUVANNYUMA MUKUBAGANYE EBIROWOOZO KU KIBUUZO KINO:

  • Ow’oluganda Harris ayoleka amalala ng’ayogera ne Fiina

    Ow’oluganda Harris yakiraga atya nti si mwetoowaze?

MULABE VIDIYO, ‘MWAGALANENGA’​—WEEWALE AMALALA N’ENNEEYISA ETASAANA, EKITUNDU EKY’OKUBIRI, OLUVANNYUMA MUKUBAGANYE EBIROWOOZO KU BIBUUZO BINO:

  • Ow’oluganda Harris ayoleka obwetoowaze ng’ayogera ne Fiina

    Ow’oluganda Harris yalaga atya obwetoowaze?

    Kiki Fiina kye yayigira ku w’Oluganda Harris?

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza