LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb18 Jjulaayi lup. 6
  • Jjulaayi 30–Agusito 5

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Jjulaayi 30–Agusito 5
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2018
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2018
mwb18 Jjulaayi lup. 6

Jjulaayi 30–Agusito 5

LUKKA 14-16

  • Oluyimba 125 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • “Olugero lw’Omwana Eyali Azaaye”: (Ddak. 10)

    • Luk 15:11-16​—Omwana yakozesa bubi eby’obusika bye mu bulamu obw’okwejalabya (“omusajja eyalina abaana babiri,” “Omuto,” “n’abyonoona,” “mpisa embi,” “okulunda embizzi,” “emmere embizzi gye zaalyanga” awannyonnyolerwa ebiri mu Luk 15:11-16, nwtsty)

    • Luk 15:17-24​—Yeenenya n’akomawo awaka, era kitaawe yamusonyiwa (“bapakasi bo,” “n’amunywegera,” “kuyitibwa mwana wo,” “olugoye . . . empeta . . . engatto” awannyonnyolerwa ebiri mu Luk 15:17-24, nwtsty)

    • Luk 15:25-32​—Omwana omukulu yalina endowooza enkyamu

  • Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)

    • Luk 14:26​—Ekigambo ‘okukyawa’ nga bwe kikozesebwa mu lunyiriri luno, kirina makulu ki? (“n’atakyawa” awannyonnyolerwa ebiri mu Luk 14:26, nwtsty)

    • Luk 16:10-13​—Kiki Yesu kye yali ayagala abayigirizwa be bategeere, bwe yayogera ku “by’obugagga ebitali bya butuukirivu”? (w17.07 lup. 8-9 ¶7-8)

    • Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kwakuyigirizza ki ku Yakuwa?

    • Biki ebirala bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Luk 14:1-14

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Okuddiŋŋana okw’Okubiri: (Ddak. 3 oba obutawera) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Muyite ajje mu nkuŋŋaana.

  • Okuddiŋŋana okw’Okusatu: (Ddak. 3 oba obutawera) Kozesa ekyawandiikibwa kye weerondedde, oluvannyuma omuwe akamu ku butabo bwe tukozesa okuyigiriza abantu Bayibuli.

  • Okuyigiriza Omuntu Bayibuli: (Ddak. 6 oba obutawera) lv lup. 31-32 ¶14-15

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 107

  • “Eyali Azaaye Akomyewo”: (Ddak. 15) Kukubaganya birowoozo. Musooke mulabe ekitundu ekyaggibwa mu vidiyo, The Prodigal Returns (Eyali Azaaye Akomyewo).

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) jy sul. 31

  • Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)

  • Oluyimba 139 n’Okusaba

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza