LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb18 Jjulaayi lup. 5
  • “Muli Ba Muwendo Nnyo Okusinga Enkazaluggya Ennyingi”

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • “Muli Ba Muwendo Nnyo Okusinga Enkazaluggya Ennyingi”
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2018
  • Laba Ebirala
  • Yakuwa Amanyi Omuwendo ‘gw’Enviiri Zammwe’
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2005
  • Teweerabira Kusabira Bakristaayo Bannaffe Abayigganyizibwa
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2017
  • Ensi ‘Yamira Omugga’
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2019
  • Ebirimu
    Zuukuka!—2022
Laba Ebirara
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2018
mwb18 Jjulaayi lup. 5

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA | LUKKA 12-13

“Muli Ba Muwendo Nnyo Okusinga Enkazaluggya Ennyingi”

12:6, 7

Enkazaluggya bbiri

Ennyiriri eziriraanye Lukka 12:6, 7 zituyamba zitya okutegeera ebigambo bya Yesu ebyo? Mu lunyiriri 4, Yesu yagamba abayigirizwa be nti tebasaanidde kutya bantu abandibayigganyizza oba abandibasse. Yesu yali ayamba abayigirizwa be okweteekerateekera okuyigganyizibwa kwe baali bagenda okwolekagana nakwo. Yabakakasa nti Yakuwa atwala buli muweereza we nga wa muwendo, era nti ne bwe bandifudde Yakuwa yandibajjukidde n’abazuukiza.

Tuyinza kukiraga tutya nti tufaayo ku abo abayigganyizibwa nga Yakuwa bw’abafaako?

Wa we tuyinza okusanga ebikwata ku Bajulirwa ba Yakuwa abasibiddwa mu makomera olw’okukkiriza kwabwe?

Baganda baffe ne bannyinaffe bameka abali mu makomera?

Ow’oluganda asaba ng’ali mu kkomera
    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza