LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb17 Okitobba lup. 4
  • Yakuwa Yamanya Ebyandituuse ku Bakabaka

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Yakuwa Yamanya Ebyandituuse ku Bakabaka
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2017
  • Laba Ebirala
  • Bakabaka Babiri Abalina Akanyoolagano
    Ssaayo Omwoyo ku Bunnabbi bwa Danyeri!
  • Ani Anaafuga Ensi?
    Ssaayo Omwoyo ku Bunnabbi bwa Danyeri!
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2017
mwb17 Okitobba lup. 4

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA | DANYERI 10-12

Yakuwa Yamanya Ebyandituuse ku Bakabaka

11:2

Bakabaka bana bandivudde mu bwakabaka bwa Buperusi. Kabaka ow’okuna ‘yandikubirizza buli omu okulwanyisa obwakabaka bwa Buyonaani.’

  1. Kuulo

  2. Kambisesi II

  3. Daliyo I

  4. Zakisiisi I (agambibwa okuba Kabaka Akaswero eyali bba wa Eseza)

11:3

Wandizzeewo kabaka ow’amaanyi owa Buyonaani eyandifuze ettwale eddene ennyo.

  • Alekizanda

11:4

Obwakabaka bwa Buyonaani bwandyawuddwamu ebitundu bina ne bifugibwa abaduumizi b’eggye lya Alekizanda bana.

  1. Kasanda

  2. Liisimaka

  3. Serewuko I

  4. Ttolemi I

Ettwale lya Buyonaani nga lyawuddwamu ebitundu bina ebyafugibwa abaduumizi b’eggye lya Alekizanda
    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza