LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb17 Okitobba lup. 4
  • Okitobba 9-15

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Okitobba 9-15
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2017
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2017
mwb17 Okitobba lup. 4

Okitobba 9-15

DANYERI 10-12

  • Oluyimba 63 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • “Yakuwa Yamanya Ebyandituuse ku Bakabaka”: (Ddak. 10)

    • Dan 11:2​—Bakabaka bana bandivudde mu bwakabaka bwa Buperusi (dp 212-213 ¶5-6)

    • Dan 11:3​—Alekizanda Omukulu yaliwo (dp 213 ¶8)

    • Dan 11:4​—Obwakabaka bwa Alekizanda bwayawulwamu ebitundu bina (dp 214 ¶11)

  • Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)

    • Dan 12:3​—“Ab’amagezi” be baani, era ddi lwe ‘bayakaayakana ng’emmunyeenye’? (w13 7/15 13 ¶16, obugambo obuli wansi)

    • Dan 12:13​—Danyeri ‘aliyimirira’ atya? (dp 315 ¶18)

    • Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kwakuyigirizza ki ku Yakuwa?

    • Biki ebirala bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Dan 11:28-39

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Ku Mulundi Ogusooka: (Ddak. 2 oba obutawera) g17.5 omutwe oguli kungulu​—Lekawo kye munaayogerako ng’ozzeeyo.

  • Ng’Ozzeeyo: (Ddak. 4 oba obutawera) g17.5 omutwe oguli kungulu​—Laga ng’ozzeeyo okukubaganya ebirowoozo n’omuntu gwe walekera magazini, era olekewo kye munaayogerako ku mulundi omulala.

  • Okwogera: (Ddak. 6 oba obutawera) w16.11 5-6 ¶7-8​—Omutwe: Bwe Kituuka ku Kuzzaamu Abalala Amaanyi, Tuyinza Tutya Okukoppa Yakuwa?

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 94

  • Obunnabbi Obuli mu Bayibuli Butuzzaamu Amaanyi: (Ddak. 15) Mulabe vidiyo erina omutwe, “Ekigambo ky’Obunnabbi” Kituzzaamu Amaanyi.

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) jl Essomo 5-6

  • Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)

  • Oluyimba 87

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza