LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb17 Jjuuni lup. 6
  • Jjuuni 26–Jjulaayi 2

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Jjuuni 26–Jjulaayi 2
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2017
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2017
mwb17 Jjuuni lup. 6

Jjuuni 26–Jjulaayi 2

EZEEKYERI 6-10

  • Oluyimba 141 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • “Onooteekebwako Akabonero ak’Okuwonawo?”: (Ddak. 10)

    • Ezk 9:1, 2​—Waliwo bye tuyiga mu kwolesebwa Ezeekyeri kwe yafuna (w16.06 16-17)

    • Ezk 9:3, 4​—Abo abakkiriza obubaka bwe tubabuulira ne babukolerako, akabonero ak’okuwonawo kajja kubateekebwako mu kibonyoobonyo ekinene

    • Ezk 9:5-7​—Yakuwa bw’aliba azikiriza ababi, abatuukirivu bajja kuwonawo

  • Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)

    • Ezk 7:19​—Olunyiriri luno lutuyamba lutya okwetegekera ebiseera eby’omu maaso? (w09 9/15 23 ¶10)

    • Ezk 8:12​—Olunyiriri luno lulaga lutya nti obutaba na kukkiriza kiyinza okuviirako omuntu okukola ebintu ebibi? (w11 4/15 26 ¶14)

    • Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kwakuyigirizza ki ku Yakuwa?

    • Biki ebirala bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Ezk 8:1-12

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Ku Mulundi Ogusooka: (Ddak. 2 oba obutawera) Kub 4:11​—Yigiriza Amazima.

  • Ng’Ozzeeyo: (Ddak. 4 oba obutawera) Zb 11:5; 2Ko 7:1​—Yigiriza Amazima.

  • Ng’Oyigiriza Omuntu Bayibuli: (Ddak. 6 oba obutawera) bhs 137 ¶4-5​—Laga engeri y’okutuuka ku mutima.

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 64

  • “Nywerera ku Mitindo gya Yakuwa egy’Empisa”: (Ddak. 15) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo erina omutwe, Beera Mukwano gwa Yakuwa​—Omusajja Omu, Omukazi Omu.

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) lv sul. 13 ¶5-15, akas. ku lup. 150

  • Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)

  • Oluyimba 27 n’Okusaba

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza