Jjuuni 12-18
OKUKUNGUBAGA 1-5
Oluyimba 128 n’Okusaba
Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
“Lindirira n’Obugumiikiriza”: (Ddak. 10)
[Mulabe vidiyo, Ennyanjula y’Ekitabo ky’Okukungubaga.]
Kuk 3:20, 21, 24—Yeremiya yalindirira n’obugumiikiriza era yeesiga Yakuwa (w12-E 6/1 14 ¶3-4; w11 9/15 8 ¶8)
Kuk 3:26, 27—Bwe tugumira ebigezo bye tufuna kati, kijja kutuyamba okugumira ebyo bye tunaafuna mu biseera eby’omu maaso (w07 6/1 11 ¶3-4)
Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)
Kuk 2:17—Kiki Yakuwa “kye yagamba” era kye yatuukiriza ku bikwata ku Yerusaalemi? (w07 6/1 9 ¶3)
Kuk 5:7—Yakuwa abonereza abantu olw’ebibi bya bajjajjaabwe? (w07 6/1 11 ¶1)
Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kwakuyigirizza ki ku Yakuwa?
Biki ebirala bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno?
Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Kuk 2:20–3:12
BUULIRA N’OBUNYIIKIVU
Ku Mulundi Ogusooka: (Ddak. 2 oba obutawera) g17.3 omutwe oguli kungulu—Lekawo kye munaayogerako ng’ozzeeyo.
Ng’Ozzeeyo: (Ddak. 4 oba obutawera) g17.3 omutwe oguli kungulu—Muyite ajje mu nkuŋŋaana.
Okwogera: (Ddak. 6 oba obutawera) w11 9/15 9-10 ¶11-13—Omutwe: Yakuwa Gwe Mugabo Gwange.
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
Ebyetaago by’Ekibiina: (Ddak. 8) Oba oyinza okwogera ku, “Ebbaluwa Okuva eri Akakiiko Akafuzi” (“A Letter From the Governing Body”) eri mu katabo Yearbook, aka 2017. (yb17-E 2-5)
Ebikolebwa Ekibiina: (Ddak. 7) Mulabe vidiyo erina omtuwe, Ebikolebwa Ekibiina eya Jjuuni 2017.
Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) lv sul. 12 ¶15-22, akas. ku lup. 140
Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)
Oluyimba 73 n’Okusaba