Jjanwali 9-15
ISAAYA 29-33
Oluyimba 123 n’Okusaba
Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
“Kabaka Alifuga Okuleetawo Obutuukirivu”: (Ddak. 10)
Is 32:1—Kabaka ayogerwako wano ye Yesu Kristo (w14 2/15 6 ¶13)
Is 32:2—Yesu kati afuga nga kabaka era ataddewo abaami okulabirira ekisibo (ip-1-E 332-334 ¶7-8)
Is 32:3, 4—Abantu ba Yakuwa bayigirizibwa ebintu ebibayamba okukola eby’obutuukirivu (ip-1-E 334-335 ¶10-11)
Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)
Is 30:21—Yakuwa awa atya abantu be obulagirizi? (w14 8/15 21 ¶2)
Is 33:22—Yakuwa yafuuka atya Omulamuzi w’eggwanga lya Isirayiri, Omuteesi waabwe ow’amateeka, era Kabaka waabwe, era ekyo kyabaawo ddi? (w14 10/15 14 ¶4)
Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kunjigiriza ki ku Yakuwa?
Biki bye njize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno bye nsobola okukozesa mu buweereza?
Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Is 30:22-33
BUULIRA N’OBUNYIIKIVU
Ku Mulundi Ogusooka: (Ddak. 2 oba obutawera) wp17.1 omutwe oguli kungulu—Laga engeri gy’oyinza okuddamu omuntu akukambuwalidde.
Ng’Ozzeeyo: (Ddak. 4 oba obutawera) wp17.1 omutwe oguli kungulu—Ekyawandiikibwa kisomere ku ssimu oba ku tabuleeti.
Ng’Oyigiriza Omuntu Bayibuli: (Ddak. 6 oba obutawera) lv 31 ¶12-13—Laga engeri y’okutuuka ku mutima gw’omuyizi.
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
“Ekifo eky’Okwekwekamu Okuwona Embuyaga” (Is 32:2): (Ddak. 9) Mulabe vidiyo erina omutwe, “Ekifo eky’Okwekwekamu Okuwona Embuyaga”
Ssaayo Omwoyo mu Nkuŋŋaana: (Ddak. 6) Mulabe vidiyo, “Ssaayo Omwoyo mu Nkuŋŋaana.” Oluvannyuma, yita abaana be wateeseteese bajje ku siteegi obabuuze ebibuuzo bino: Biki ebiyinza okukulemesa okussaayo omwoyo mu nkuŋŋaana? Kiki ekyandibaddewo singa Nuuwa yali tassizzaayo mwoyo nga Yakuwa amunnyonnyola engeri y’okuzimbamu eryato? Lwaki kikulu abaana okussaayo omwoyo nga bali mu nkuŋŋaana?
Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) lv sul. 6 ¶1-9
Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)
Oluyimba 70 n’Okusaba