LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb16 Jjulaayi lup. 7
  • Jjulaayi 25-31

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Jjulaayi 25-31
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Eteekateeka y’Enkuŋŋaana—2016
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Eteekateeka y’Enkuŋŋaana—2016
mwb16 Jjulaayi lup. 7

Jjulaayi 25-31

ZABBULI 79-86

  • Oluyimba 138 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • “Ani Asinga Okuba ow’Omuwendo mu Bulamu Bwo?”: (Ddak. 10)

    • Zb 83:1-5​—Ebintu bye tusaanidde okusinga okufaako lye linnya lya Yakuwa n’obufuzi bwe (w08 10/15 13 ¶7-8)

    • Zb 83:16​—Obwesigwa bwaffe n’obugumiikiriza biweesa Yakuwa ekitiibwa (w08 10/15 15 ¶16)

    • Zb 83:17, 18​—Yakuwa y’asingayo okuba ow’omuwendo (w11 5/15 16 ¶1-2; w08 10/15 15-16 ¶17-18)

  • Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)

    • Zb 79:9​—Olunyiriri luno lutuyigiriza ki ku kusaba? (w06 9/1 10 ¶5)

    • Zb 86:5​—Yakuwa akiraga atya nti “mwetegefu okusonyiwa”? (w06 9/1 10 ¶9)

    • Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kunjigiriza ki ku Yakuwa?

    • Biki bye njize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno bye nsobola okukozesa mu buweereza?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Zb 85:8–86:17

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Ku Mulundi Ogusooka: (Ddak. 2 oba obutawera) fg essomo 7 ¶1

  • Ng’Ozzeeyo: (Ddak. 4 oba obutawera) fg essomo 7 ¶3

  • Ng’Otandise Okuyigiriza Omuntu: (Ddak. 6 oba obutawera) fg essomo 7 ¶7-8

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 111

  • Katonda Alina Erinnya?: (Ddak. 15) Musooke mulabe vidiyo erina omutwe, Katonda Alina Erinnya? eri ku jw.org/lg. (Genda ku EBITABO > EBITABO N’OBUTABO. Oluvannyuma genda ku brocuwa, Amawulire Amalungi. Vidiyo eri wansi w’omutwe, “Katonda y’Ani?”) Oluvannyuma mukubaganye ebirowoozo ku bibuuzo bino: Vidiyo eno tuyinza kugikozesa tutya nga tubuulira embagirawo, mu bifo ebya lukale, ne nnyumba ku nnyumba? Birungi ki by’ofunye bw’okozesezza vidiyo eno?

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) ia sul.  20 ¶14-26, eby’okulowoozaako ku lup. 179

  • Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)

  • Oluyimba 143 n’Okusaba

    Mujjukizibwa: Okussaako oluyimba luno ab’oluganda baluwulirize omulundi gumu, oluvannyuma muyimbire wamu.

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza