LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb16 Jjulaayi lup. 6
  • Jjukiranga Ebikolwa bya Yakuwa

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Jjukiranga Ebikolwa bya Yakuwa
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Eteekateeka y’Enkuŋŋaana—2016
  • Laba Ebirala
  • Weeyongere Okuyiga Ebikwata ku Yakuwa Okuyitira mu Bintu Bye Yatonda
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogw’Okusoma)—2023
  • Yakuwa Ajja Kukuwa Obuvumu
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Eteekateeka y’Enkuŋŋaana—2016
  • Okunokolayo Ebimu ku Biri mu Kitundu Ekyokusatu n’Ekyokuna eky’Ekitabo kya Zabbuli
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2006
  • Fumiitirizanga ku Bintu eby’Omwoyo
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2015
Laba Ebirara
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Eteekateeka y’Enkuŋŋaana—2016
mwb16 Jjulaayi lup. 6

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA | ZABBULI 74-78

Jjukiranga Ebikolwa bya Yakuwa

Kikulu nnyo okufumiitiriza ku bintu ebirungi Yakuwa by’akoze

Mwannyinaffe afumiitiriza ku ebyo by’asomye mu Bayibuli

74:16; 77:6, 11, 12

  • Okufumiitiriza kutuyamba okutegeera ebyo bye tusoma mu Kigambo kya Katonda n’okweyongera okusiima emmere ey’eby’omwoyo

  • Okulowooza ennyo ku Yakuwa kitusobozesa okujjukira ebikolwa bye n’essuubi ly’atuwadde

Ebikolwa bya Yakuwa bizingiramu bino:

74:16, 17; 75:6, 7; 78:11-17

  • Ebitonde

  • Gye tukoma okuyiga ku bitonde, gye tukoma okusiima engeri za Yakuwa

  • Abatukulembera mu kibiina

  • Tusaanidde okugondera abo Yakuwa b’alonze okutukulembera

  • Ebikolwa bye eby’obulokozi

  • Okujjukira ebikolwa bya Yakuwa eby’obulokozi kitutusobozesa okuba abakakafu nti ayagala era nti asobola okulabirira abaweereza be

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza