LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb16 Jjulaayi lup. 8
  • Enteekateeka ya Payoniya ey’Okubuulira

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Enteekateeka ya Payoniya ey’Okubuulira
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Eteekateeka y’Enkuŋŋaana—2016
  • Laba Ebirala
  • Ekiseera ky’EKijjukizo—Kiseera eky’Okukola n’Obunyiikivu
    Obuweereza Bwaffe obw’Obwakabaka—2005
  • Kino Kye Kiseera Okubuulira!
    Obuweereza Bwaffe obw’Obwakabaka—2005
  • Osobola Okuyingira ‘Omulyango Omugazi Ogutuusa ku Mirimu Emingi’?
    Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2007
  • “Osobola Okufuuka Payoniya Omulungi!”
    Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2010
Laba Ebirara
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Eteekateeka y’Enkuŋŋaana—2016
mwb16 Jjulaayi lup. 8

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

Enteekateeka ya Payoniya ey’Okubuulira

Bapayoniya babiri babuulira omusajja

Okuweereza nga payoniya kyetaagisa enteekateeka ennungi. Bw’oba osobola okubuulira essaawa 18 buli wiiki, oba osobola okuweereza nga payoniya owa bulijjo, ate n’oba n’ebiseera eby’okuwummulamu! Bw’oba n’enteekateeka ng’eyo ne bwe wagwawo ekizibu, gamba ng’obulwadde oba embeera y’obudde embi, osobola okumalayo essaawa zo. Omubuulizi bw’aba alina omulimu ogw’ekiseera kyonna oba bw’aba akola ennaku ntono mu wiiki, oba ng’atera okulwala, ekipande ekiragiddwa wammanga kisobola okumuyamba okukola enteekateeka emusobozesa okuweereza nga payoniya. Ab’omu maka bwe babaako enkyukakyuka ze bakola, oboolyawo omu ku bo ayinza n’okutandika okuweereza nga payoniya mu Ssebutemba. Lwaki temwogera ku nsonga eyo mu kusinza kw’amaka okunaddako?

SIKOLA NNAKU ZONNA

Bbalaza

OMULIMU

Olwokubiri

OMULIMU

Olwokusatu

OMULIMU

Olwokuna

Essaawa 6

Olwokutaano

Essaawa 6

Olwomukaaga

Essaawa 4

Ssande

Essaawa 2

NKOLA ENNAKU ZONNA

Bbalaza

Essaawa 2

Olwokubiri

Essaawa 2

Olwokusatu

ENKUŊŊAANA

Olwokuna

Essaawa 2

Olwokutaano

Essaawa 2

Olwomukaaga

Essaawa 6

Ssande

Essaawa 4

NTERA OKULWALALWALA

Bbalaza

OKUWUMMULA

Olwokubiri

Essaawa 3

Olwokusatu

Essaawa 3

Olwokuna

Essaawa 3

Olwokutaano

Essaawa 3

Olwomukaaga

Essaawa 3

Ssande

Essaawa 3

ENTEEKATEEKA YANGE

Bbalaza

Olwokubiri

Olwokusatu

Olwokuna

Olwokutaano

Olwomukaaga

Ssande

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza