LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb16 Apuli lup. 2
  • Apuli 4-10

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Apuli 4-10
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Eteekateeka y’Enkuŋŋaana—2016
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Eteekateeka y’Enkuŋŋaana—2016
mwb16 Apuli lup. 2

Apuli 4-10

YOBU 16-20

  • Oluyimba 79 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • “Zzaamu Abalala Amaanyi era Obagumye ng’Okozesa Ebigambo eby’Ekisa”: (Ddak. 10)

    • Yobu 16:4, 5​—Oyo abuulirira abalala alina okukozesa ebigambo ebizzaamu amaanyi (w90-E 3/15 27 ¶1-2)

    • Yobu 19:2​—Ebigambo bya Birudaadi ebitaali bya kisa byayongera okwennyamiza Yobu (w06 4/1 31 ¶6; w94-E 10/1 32)

    • Yobu 19:25​—Essuubi ery’okuzuukira lyagumya Yobu bwe yali mu bulumi obw’amaanyi (w06 4/1 31 ¶5; it-2-E 735 ¶2-3)

  • Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)

    • Yobu 18:6​—Kiki Birudaadi ky’ayinza okuba nga yali ategeeza bwe yayogera ebigambo ebiri mu lunyiriri luno? (it-2-E 196 ¶4)

    • Yobu 19:26​—Yobu ‘yandirabye’ atya Katonda ng’ate tewali muntu asobola kulaba Katonda? (w94-E 11/15 19 ¶17)

    • Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kunjigiriza ki ku Yakuwa?

    • Biki bye njize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno bye nsobola okukozesa mu buweereza?

  • Okusoma Bayibuli: Yobu 19:1-23 (Ddak. 4 oba obutawera)

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Tegeka Ennyanjula z’Omwezi Guno: (Ddak. 15) Kukubaganya birowoozo. Musseeko buli vidiyo eraga ennyanjula gye tuyinza okukozesa era mu gikubaganyeeko ebirowoozo. Kubiriza ababuulizi okutegeka ennyanjula zaabwe.

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 42

  • “Ekitundu Ekipya Ekinaatuyamba mu Buweereza”: (Ddak. 10) Kukubaganya birowoozo. Kubiriza bonna okukozesa ekitundu ekirina omutwe, “Biki Bye Tuyiga mu Bayibuli?” okutandika okunyumya n’abantu n’okubayigiriza Bayibuli.

  • Akasanduuko k’Ebibuuzo: (Ddak. 5) Kwogera okw’okuweebwa omukadde nga kwesigamiziddwa ku Omunaala gw’Omukuumi ogwa Febwali 15, 2015, olupapula 30, akatundu 4-6.

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: ia sul. 12 ¶13-25, eby’okulowoozaako ku lup. 107 (Ddak. 30)

  • Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)

  • Oluyimba 65 n’Okusaba

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza