LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb16 Jjanwali lup. 4
  • Yakuwa Ayagala Omuntu Eyeenenya mu Bwesimbu

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Yakuwa Ayagala Omuntu Eyeenenya mu Bwesimbu
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Eteekateeka y’Enkuŋŋaana—2016
  • Laba Ebirala
  • Yosiya Yali Ayagala Nnyo Amateeka ga Katonda
    Ebimu ku Ebyo by’Oyiga mu Bayibuli
  • Engeri Ebyoto Gye Byakozesebwangamu mu Kusinza okw’Amazima
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2020
  • Yayoleka Obuvumu ne Yeenenya
    Yoleka Obuvumu ng’Oweereza Katonda
  • Kabaka wa Isiraeri Omulungi Eyasembayo
    Ekitabo Kyange eky’Engero za Baibuli
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Eteekateeka y’Enkuŋŋaana—2016
mwb16 Jjanwali lup. 4

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA | 2 EBYOMUMIREMBE 33-36

Yakuwa Ayagala Omuntu Eyeenenya mu Bwesimbu

Mu Kyapa

MANASE

Yakuwa yamuleka n’awambibwa Abasuuli; baamusiba enjegere ne bamutwala e Babulooni

Kabaka Manase nga muwambe

EBIBI BYE YAKOLA NGA TANNAWAMBIBWA

  • Yazimbira bakatonda ab’obulimba ebyoto

  • Yawaayo abaana be nga ssaddaaka

  • Yatta abantu abatalina musango

  • Yatumbula eby’obusamize mu Isirayiri yonna

BYE YAKOLA NG’AMAZE OKUTEEBWA

  • Yeetoowaza nnyo

  • Yasaba Yakuwa era yawaayo ssaddaaka

  • Yaggyawo ebyoto ebya bakatonda ab’obulimba

  • Yakubiriza Abayisirayiri okuweereza Yakuwa

YOSIYA

Kabaka Yosiya

MU BUFUZI BWE BWONNA

  • Yanoonya Yakuwa

  • Yatereeza Yuda ne Yerusaalemi

  • Yaddaabiriza ennyumba ya Yakuwa; yazuula ekitabo ky’Amateeka

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza