Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga Agusito 17
WIIKI ETANDIKA AGUSITO 17
Oluyimba 5 n’Okusaba
Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina:
cl sul. 29 ¶1-10 (Ddak. 30)
Essomero ly’Omulimu gwa Katonda:
Okusoma Bayibuli: 2 Bassekabaka 1-4 (Ddak. 8)
Na. 1: 2 Bassekabaka 1:11-18 (Ddak. 3 oba obutawera)
Na. 2: Baani Abanaazuukizibwa?—td-33A (Ddak. 5)
Na. 3: Bye Tulina Okukola Okusobola Okusemberera Katonda—nwt-E lup. 32 ¶5–lup. 33 ¶3 (Ddak. 5)
Olukuŋŋaana lw’Obuweereza:
Omulamwa gw’Omwezi Guno: ‘Nze n’ennyumba yange, tunaaweerezanga Yakuwa.’—Yos. 24:15.
Ddak. 30: “Ebigambo Bino . . . Binaabanga ku Mutima Gwo.” Kubuuza bibuuzo na kuddamu. Mu bufunze, kozesa ebyo ebiri mu katundu akasooka okwanjula ekitundu ekyo n’ebyo ebiri mu katundu akasembayo okufundikira.
Oluyimba 88 n’Okusaba