LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • km 5/15 lup. 4
  • Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga Jjuuni 1

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga Jjuuni 1
  • Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2015
  • Emitwe emitono
  • WIIKI ETANDIKA JJUUNI 1
Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2015
km 5/15 lup. 4

Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga Jjuuni 1

WIIKI ETANDIKA JJUUNI 1

Oluyimba 13 n’Okusaba

Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina:

cl sul. 25 ¶9-16 (Ddak. 30)

Essomero ly’Omulimu gwa Katonda:

Okusoma Bayibuli: 2 Samwiri 16-18 (Ddak. 8)

Na. 1: 2 Samwiri 17:14-20 (Ddak. 3 oba obutawera)

Na. 2: Bayibuli Eraga nti Maliyamu Teyasigala nga Mbeerera—td-29B (Ddak. 5)

Na. 3: Oyinza Otya Okukozesa Obulungi Ebintu by’Olina?—nwt-E lup. 25 ¶1-4 (Ddak. 5)

Olukuŋŋaana lw’Obuweereza:

Omulamwa gw’Omwezi Guno: Yamba abantu aba buli ngeri okutegeerera ddala amazima.—1 Tim. 2:3, 4.

Oluyimba 36

Ddak. 10: Okugaba Magazini mu Jjuuni. Kukubaganya birowoozo. Sooka olage ebyokulabirako ku ngeri gye tuyinza okugabamu magazini zombi ng’okozesa ennyanjula ebbiri eziweereddwa. Oluvannyuma mukubaganye ebirowoozo ku buli nnyanjula.

Ddak. 10: Ebyetaago by’ekibiina.

Ddak. 10: Twakola Tutya? Kukubaganya birowoozo. Saba ababuulizi boogere ku ngeri gye baganyuddwa mu kukolera ku magezi agaaweebwa mu kitundu ekirina omutwe “Okutuukiriza Obulungi Obuweereza Bwaffe—Okubuulira Omuntu Ayogera Olulimi lw’Otomanyi.” Basabe boogere ku birungi ebyavaamu.

Oluyimba 25 n’Okusaba

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza