Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga Apuli 13
WIIKI ETANDIKA APULI 13
Oluyimba 18 n’Okusaba
Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina:
cl sul. 23 ¶1-9 (Ddak. 30)
Essomero ly’Omulimu gwa Katonda:
Okusoma Bayibuli: 1 Samwiri 19-22 (Ddak. 8)
Na. 1: 1 Samwiri 21:10–22:4 (Ddak. 3 oba obutawera)
Na. 2: Amadiini Gonna Malungi?—td-26B (Ddak. 5)
Na. 3: Lwaki Abantu Babonaabona?—nwt-E lup. 19 ¶1-4 (Ddak. 5)
Olukuŋŋaana lw’Obuweereza:
Omulamwa gw’Omwezi Guno: Mutambule ng’abantu ab’amagezi nga “mukozesa bulungi buli kakisa ke mufuna.”—Bef. 5:15, 16.
Ddak. 10: Mutambule ng’Abantu ab’Amagezi nga “Mukozesa Bulungi Buli Kakisa ke Mufuna.” Kwogera okukwata ku mulamwa gw’omwezi guno.—Bef. 5:15, 16; laba Omunaala gw’Omukuumi ogwa Maayi 15, 2012, lup. 19-20, kat. 11-14.
Ddak. 20: “Kozesa Bulungi Ebiseera Byo ng’Oli mu Buweereza.” Kukubaganya birowoozo.
Oluyimba 98 n’Okusaba