LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • km 11/14 lup. 3
  • Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga Noovemba 24

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga Noovemba 24
  • Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2014
  • Emitwe emitono
  • WIIKI ETANDIKA NOOVEMBA 24
Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2014
km 11/14 lup. 3

Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga Noovemba 24

WIIKI ETANDIKA NOOVEMBA 24

Oluyimba 50 n’Okusaba

Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina:

cl sul. 16 ¶10-17 (Ddak. 30)

Essomero ly’Omulimu gwa Katonda:

Okusoma Bayibuli: Ekyamateeka 28-31 (Ddak. 10)

Na. 1: Ekyamateeka 30:15–31:8 (Ddak. 4 oba obutawera)

Na. 2: Omuntu bw’Afa, Omwoyo Tegusigala nga Mulamu​—rs-E lup. 378 ¶3–lup. 379 ¶6 (Ddak. 5)

Na. 3: Omukristaayo ow’Amazima Alina Kuwasa Mukazi Omu Yekka​—td-17E (Ddak. 5)

Olukuŋŋaana lw’Obuweereza:

Oluyimba 47

Ddak. 10: “Kozesa Omukutu Gwaffe ng’Obuulira​—‘Bayibuli Eddamu Ebibuuzo Bino.’” Kukubaganya birowoozo. Babuulire ebimu ku bibuuzo ebiri mu kitundu ekyo ku mukutu gwaffe ogwa Intaneeti, jw.org. (Kiri mu Lungereza. Genda ku BIBLE TEACHINGS > BIBLE QUESTIONS ANSWERED.) Mu bufunze, laga ekyokulabirako ng’omubuulizi addamu ekimu ku bibuuzo ebyo. Saba abawuliriza boogere ku ngeri endala gye bayinza okukozesaamu ekitundu ekyo nga babuulira.

Ddak. 10: “Bw’Oba Totera Kusanga Muntu Waka.” Kukubaganya birowoozo. Mukubaganye ebirowoozo ku nsonga lwaki kikulu obutalekulira bwe kiba nti omuntu eyasiima obubaka bwaffe tetutera kumusanga waka.​—Mat. 28:19, 20; Mak. 4:14, 15; 1 Kol. 3:6.

Ddak. 10: “Ekitabo Ekipya Ekituyamba Okunoonyereza.” Kwogera. Yogera ku ebyo ebiri wansi w’omutwe, “Engeri y’Okunoonyerezaamu,” oguli mu nnyanjula y’Ekitabo Ekiyamba Abajulirwa ba Yakuwa Okunoonyereza. Yogera ku bimu ku ebyo ebiri mu kitabo ekyo. Laga ekyokulabirako ng’omubuulizi yeewuunaganya ng’akozesa ekitabo ekyo.

Oluyimba 69 n’Okusaba

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza