Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga Agusito 18
WIIKI ETANDIKA AGUSITO 18
Oluyimba 78 n’Okusaba
Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina
cl sul. 11 ¶17-22, akas. ku lup. 116 (Ddak. 30)
Essomero ly’Omulimu gwa Katonda:
Okusoma Bayibuli: Okubala 10-13 (Ddak. 10)
Na. 1: Okubala 10:1-16 (Ddak. 4 oba obutawera)
Na. 2: Ensonga Lwaki Okukkiriza Kulina Okubaako Ebikolwa—rs-E lup. 359 ¶2-5 (Ddak. 5)
Na. 3: Ensi Terizikirizibwa era Teriggwaamu Bantu—td 14B (Ddak. 5)
Olukuŋŋaana lw’Obuweereza:
Ddak. 15: “Emyaka 100 nga Tulangirira Obwakabaka!”—Ekitundu 1. (Akatundu 1-3) Kukubaganya birowoozo nga kwesigamiziddwa ku katundu 1-3, ne ku kitabo Proclaimers, olupapula 159-160. Ng’omaze okubuuza ekibuuzo eky’akatundu 3, buuza ebibuuzo ababuulizi babiri abamaze emyaka mingi nga baweereza Yakuwa. Basabe boogere ku ebyo bye bajjukira ku mulimu gw’okubuulira bwe baali baakatandika okubuulira.
Ddak. 15: “Emyaka 100 nga Tulangirira Obwakabaka bwa Katonda!”—Ekitundu 2.(Akatundu 4-6) Kubuuza bibuuzo na kuddamu. Bwe muba mukubaganya ebirowoozo ku katundu 5 ne 6, saba bapayoniya babiri boogere ebyabayamba okutuuka ku kiruubirirwa eky’okuweereza nga bapayoniya.
Oluyimba 103 n’Okusaba