LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • km 7/14 lup. 4
  • Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga Agusito 4

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga Agusito 4
  • Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2014
  • Emitwe emitono
  • WIIKI ETANDIKA AGUSITO 4
Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2014
km 7/14 lup. 4

Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga Agusito 4

WIIKI ETANDIKA AGUSITO 4

Oluyimba 51 n’Okusaba

Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina:

cl sul. 11 ¶1-8 (Ddak. 30)

Essomero ly’Omulimu gwa Katonda:

Okusoma Bayibuli: Okubala 4-6 (Ddak. 10)

Na. 1: Okubala 4:17-33 (Ddak. 4 oba obutawera)

Na. 2: Waliwo Ebyawandiikibwa Ebiraga nti Abantu Abamu Tebajja Kulokolebwa?—rs-E lup. 358 ¶1-3 (Ddak. 5)

Na. 3: Ssaayo Omwoyo ku Bubonero Obulaga nti Tuli mu Nnaku ez’Oluvannyuma—td 13B (Ddak. 5)

Olukuŋŋaana lw’Obuweereza:

Oluyimba 85

Ddak. 10: Okugaba Magazini mu Agusito. Kukubaganya birowoozo. Ng’okozesa ennyanjula eweereddwa ku lupapula luno, laga engeri magazini gye ziyinza okugabibwamu ku wiikendi nga tuli mu kaweefube ow’okugaba tulakiti ekwata ku jw.org. Oluvannyuma mukubaganye ebirowoozo ku bibuuzo bino: Mu Agusito, lwaki tusaanidde okugaba magazini ku wiikendi bwe kiba kituukirawo? Ddi lwe kinaaba kituukirawo okugaba magazini?

Ddak. 10: Ebyetaago by’ekibiina.

Ddak. 10: Twakola Tutya? Kukubaganya birowoozo. Saba abawuliriza boogere engeri gye baaganyulwa mu kukolera ku magezi agaaweebwa mu kitundu ekyalina omutwe ogugamba nti, “Okutuukiriza Obulungi Obuweereza Bwaffe—Okutandika Emboozi Osobole Okubuulira Embagirawo.” Basabe boogere ebirungi ebyavaamu.

Oluyimba 75 n’Okusaba

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza