LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • km 7/14 lup. 3
  • Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga Jjulaayi 28

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga Jjulaayi 28
  • Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2014
  • Emitwe emitono
  • WIIKI ETANDIKA JJULAAYI 28
Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2014
km 7/14 lup. 3

Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga Jjulaayi 28

WIIKI ETANDIKA JJULAAYI 28

Oluyimba 58 n’Okusaba

Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina:

cl sul. 10 ¶18-21, akas. ku lup. 106 (Ddak. 30)

Essomero ly’Omulimu gwa Katonda:

Okusoma Bayibuli: Okubala 1-3 (Ddak. 10)

Na. 1: Okubala 3:21-38 (Ddak. 4 oba obutawera)

Na. 2: “Abantu Aba Buli Ngeri” Bajja Kulokolebwa—rs-E lup. 357 ¶2 (Ddak. 5)

Na. 3: “Enkomerero y’Ensi” Kye Ki?—td 13A (Ddak. 5)

Olukuŋŋaana lw’Obuweereza:

Oluyimba 89

Ddak. 10: Weeteeseteese Okuddayo ku Ssomero? Kukubaganya birowoozo. Saba abawuliriza boogere ku kusoomoozebwa abavubuka Abakristaayo kwe boolekagana nakwo ku ssomero. Nnyonnyola engeri abazadde gye bayinza okukozesaamu omukutu gwaffe ogwa intaneeti awamu n’ebitabo ebirala okuyamba abaana baabwe. (1 Peet. 3:15) Londa okusoomoozebwa kwa mulundi gumu oba ebiri abasomi kwe batera okwolekagana nakwo, era obabuulire agamu ku magezi agayinza okubayamba agatuweebwa mu kibiina kya Yakuwa. Saba abawuliriza boogere engeri gye baawaamu obujulirwa nga bali ku ssomero.

Ddak. 10: Buuza Omuwandiisi w’Ekibiina Ebibuuzo Bino: Obuvunaanyizibwa bwo buzingiramu ki? Kiki abalabirizi b’ebibinja awamu n’ababuulizi bonna kye bayinza okukola okukuyamba okuteekateeka lipoota y’obuweereza entuufu era mu budde? Lipoota entuufu eyamba etya abakadde mu kibiina, omulabirizi akyalira ebibiina, awamu ne ofiisi y’ettabi okumanya engeri gye bayinza okuyambamu ababuulizi?

Ddak. 10: “Mugoberere Ekyokulabirako kya Bannabbi—Zeffaniya.” Kubuuza bibuuzo na kuddamu.

Oluyimba 70 n’Okusaba

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza