Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga Apuli 21
WIIKI ETANDIKA APULI 21
Oluyimba 132 n’Okusaba
Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina:
cl sul. 6 ¶1-8 (Ddak. 30)
Essomero ly’Omulimu gwa Katonda:
Okusoma Bayibuli: Okuva 15-18 (Ddak. 10)
Na. 1: Okuva 15:20–16:5 (Ddak. 4 oba obutawera)
Na. 2: Ensonga Lwaki Abakristaayo Tekibeetaagisa Kukwata Ssabbiiti—rs-E lup. 345-346 ¶3 (Ddak. 5)
Na. 3: Abantu Bonna Abalungi Bagenda mu Ggulu?—td 7A (Ddak. 5)
Olukuŋŋaana lw’Obuweereza:
Ddak. 10: Akasanduuko k’Ebibuuzo: “Mu kibiina, ani asaanidde okugatta abagole oba okuwa emboozi ku mukolo gw’okuziika?” Kukubaganya birowoozo. Laba n’Akasanduuko k’Ebibuuzo mu Obuweereza Bwaffe obw’Obwakabaka aka Noovemba 2008 olupapula 3, era yogera ku bimu ku ebyo ebituukirawo ebiri mu kitundu ekyo.
Ddak. 10: Akasanduuko k’Ebibuuzo: “Biki bye tusaanidde okukola okukakasa nti wabaawo obukuumi obumala ku Kizimbe ky’Obwakabaka?” Kukubaganya birowoozo.
Ddak. 10: Akasanduuko k’Ebibuuzo: “Tuyinza tutya okuyamba abayizi baffe okutuukiriza ebisaanyizo by’okubatizibwa?” Kukubaganya birowoozo.
Oluyimba 125 n’Okusaba