LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • km 10/13 lup. 3
  • Okwejjukanya

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Okwejjukanya
  • Obuweereza Bwaffe Obuweereza bw’Obwakabaka—2013
Obuweereza Bwaffe Obuweereza bw’Obwakabaka—2013
km 10/13 lup. 3

Okwejjukanya

Ebibuuzo bino wammanga bijja kuddibwamu mu Ssomero ly’Omulimu gwa Katonda mu wiiki etandika nga Okitobba 28, 2013.

1. Okuba ‘n’endowooza ya Kristo’ kitegeeza ki? (1 Kol. 2:​16) [Seb. 2, w08 7/15 lup. 27 kat. 7]

2. ‘Obwenzi tubudduka’ tutya? (1 Kol. 6:​18) [Seb. 2, w08 7/15 lup. 27 kat. 9; w04 3/1 lup. 12 kat. 9]

3. Pawulo yali ategeeza ki bwe yawandiika nti “abakazi basirike mu kibiina”? (1 Kol. 14:34) [Seb. 9, w12-E 9/1 lup. 9, akasanduuko]

4. Kiki abakadde mu kibiina kye bayigira ku bigambo bya Pawulo ebiri mu 2 Abakkolinso 1:​24? [Seb. 16, w13 1/15 lup. 27 kat. 2-3]

5. Tuyinza tutya okukolera ku musingi oguli mu 2 Abakkolinso 9:7? [Seb. 23, g-E 5/08 lup. 21, akasanduuko]

6. Tuganyulwa tutya bwe tukolera ku kubuulirira kwa Pawulo okuli mu Abaggalatiya 6:4? [Seb. 30, w12 12/15 lup. 13 kat. 18]

7. Tuyinza tutya “okukuuma obumu obw’omwoyo”? (Bef. 4:3) [Okit. 7, w12 7/15 lup. 28 kat. 7]

8. Pawulo yali atwala atya ebintu bye yali alese emabega? (Baf. 3:8) [Okit. 14, w12 3/15 lup. 27 kat. 12]

9. Pawulo yali ategeeza ki bwe yagamba nti: “Tuleme kwebaka ng’abalala bwe bakola”? (1 Bas. 5:6) [Okit. 21, w12 3/15 lup. 10 kat. 4]

10. Mu ngeri ki okufa kwa Yesu gye kwali “ekinunulo ekituukirawo”? (1 Tim. 2:6) [Okit. 28, w11 6/15 lup. 13 kat. 11]

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza