LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • km 5/13 lup. 4
  • Ebyatuukibwako mu Mulimu gw’Okubuulira

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Ebyatuukibwako mu Mulimu gw’Okubuulira
  • Obuweereza Bwaffe Obuweereza bw’Obwakabaka—2013
Obuweereza Bwaffe Obuweereza bw’Obwakabaka—2013
km 5/13 lup. 4

Ebyatuukibwako mu Mulimu gw’Okubuulira

South Sudan: Lipoota y’obuweereza ey’omwaka 2012 yalaga nti baalina ababuulizi 1,174. Abantu 4,678 be baaliwo ku mukolo gw’Ekijjukizo era abantu 66 be baabatizibwa.

Sudan: Lipoota y’obuweereza ey’omwaka 2012 yalaga nti baalina ababuulizi 511. Abantu 1,569 be baaliwo ku mukolo gw’Ekijjukizo era abantu 19 be baabatizibwa mu mwaka ogwo.

Uganda: Ababuulizi 5,606 baayigiriza abantu 15,144 Bayibuli mu mwezi gwa Noovemba. Okwo kwali kweyongerayongera kwa babuulizi 8 ku buli kikumi n’abayizi 10 ku buli kikumi bw’ogeraageranya n’omwezi gwe gumu omwaka oguwedde. Tewali kubuusabuusa nti abantu ba Yakuwa banyiikivu nnyo mu mulimu ogujja okuwonyaawo obulamu bw’abantu!—1 Tim. 4:16.

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza