LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • km 5/13 lup. 4
  • Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga JJuuni 3

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga JJuuni 3
  • Obuweereza Bwaffe Obuweereza bw’Obwakabaka—2013
  • Emitwe emitono
  • WIIKI ETANDIKA JJUUNI 3
Obuweereza Bwaffe Obuweereza bw’Obwakabaka—2013
km 5/13 lup. 4

Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga JJuuni 3

WIIKI ETANDIKA JJUUNI 3

Oluyimba 47 n’Okusaba

□ Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina:

fg lup. 2, n’essomo 1 (Ddak. 30)

□ Essomero ly’Omulimu gwa Katonda:

Okusoma Bayibuli: Yokaana 17-21 (Ddak. 10)

Na. 1: Yokaana 21:15-25 (Ddak. 4 oba obutawera)

Na. 2: Lwaki kya Mutawaana ‘Okugoberera Abangi’?​—Kuv. 23:2; Nge. 1:10 (Ddak. 5)

Na. 3: Ng’Oggyeko Abakristaayo Abaafukibwako Amafuta, Baani Abalala Abaganyulwa mu Ssaddaaka ya Yesu?​—rs-E lup. 309 ¶1-3 (Ddak. 5)

□ Olukuŋŋaana lw’Obuweereza:

Oluyimba 16

Ddak. 10: Amagezi Ge Tuyinza Okukozesa Okugaba Magazini mu Jjuuni. Kukubaganya birowoozo. Mu butikitiki 30 oba 60, nnyonnyola ensonga lwaki magazini ezo zijja kusikiriza abantu mu kitundu kyammwe. Oluvannyuma ng’okozesa ekitundu ekikwatagana n’omutwe oguli ku ngulu ku Omunaala gw’Omukuumi, buuza ab’oluganda kibuuzo ki na kyawandiikibwa ki kye muyinza okukozesa nga mugaba magazini eyo. Kola kye kimu ne ku Awake! Era obudde bwe bubaawo funayo ekitundu ekirala kimu mu Omunaala gw’Omukuumi oba Awake! okole kye kimu. Laga ebyokulabirako ku ngeri y’okugabamu magazini zombi. Oyinza okukozesa magazini ze mwasembayo okufuna. Kebera mu Obuweereza Bwaffe obw’Obwakabaka omuli ennyanjula za magazini ezo.

Ddak. 10: Ensonga Lwaki Tuwaayo Lipoota Zaffe ez’Obuweereza. Kwogera nga kwa kuweebwa omuwandiisi w’ekibiina nga kwesigamiziddwa ku katabo Organized, olupapula 88, akatundu 1, okutuuka ku lupapula 90, akatundu 1.

Ddak. 10: Ebyetaago by’ekibiina.

Oluyimba 107 n’Okusaba

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza