LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • km 5/13 lup. 2
  • Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga Maayi 20

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga Maayi 20
  • Obuweereza Bwaffe Obuweereza bw’Obwakabaka—2013
  • Emitwe emitono
  • WIIKI ETANDIKA MAAYI 20
Obuweereza Bwaffe Obuweereza bw’Obwakabaka—2013
km 5/13 lup. 2

Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga Maayi 20

WIIKI ETANDIKA MAAYI 20

Oluyimba 17 n’Okusaba

□ Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina:

lr sul. 47 (Ddak. 30)

□ Essomero ly’Omulimu gwa Katonda:

Okusoma Bayibuli: Yokaana 8-11 (Ddak. 10)

Na. 1: Yokaana 8:12-30 (Ddak. 4 oba obutawera)

Na. 2: Tusaanidde Kukola Ki Okusobola Okwewala Abayigiriza ab’Obulimba?​—Bar. 16:17; 2 Yok. 9-11 (Ddak. 5)

Na. 3: Lwaki Katonda Teyayisa Buyisa Kiragiro nti Buli Eyandimugondedde ye Yandifunye Obulamu Obutaggwawo?​—rs-E lup. 307 ¶3–lup. 308 ¶1 (Ddak. 5)

□ Olukuŋŋaana lw’Obuweereza:

Oluyimba 96

Ddak. 10: Engeri y’Okugaziyaamu Obuweereza Bwo—Ekitundu 3. Kukubaganya birowoozo nga kwesigamiziddwa ku katabo Organized, olupapula 116, akatundu 1, okutuuka ku lupapula 117, akatundu 1. Funayo omubuulizi omu oba babiri abaali bayambyeko mu kuzimba Ekizimbe ky’Obwakabaka obabuuze ebibuuzo. Baaganyulwa batya?

Ddak. 10: Yakuwa Atuyamba Okutuukiriza Obuweereza Bwaffe. (Kuv. 4:10-12; Baf. 4:13) Kukubaganya birowoozo nga kwesigamiziddwa ku katabo Yearbook aka 2013, olupapula 101, akatundu 3; n’olupapula 111, akatundu 3, okutuuka ku lupapula 112, akatundu 2. Saba abawuliriza boogera bye bayize.

Ddak. 10: “Ekitundu Kino Kiyinza Kusikiriza Baani?” Kubuuza bibuuzo na kuddamu. Saba abawuliriza boogere ebimu ku bika bya bizineesi oba ebitongole bya gavumenti ebiri mu kitundu kye mubuuliramu, ebirimu abakozi abayinza okusikirizibwa okusoma ebimu ku bitundu ebifulumira mu magazini zaffe.

Oluyimba 92 n’Okusaba

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza