Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga Maayi 13
WIIKI ETANDIKA MAAYI 13
Oluyimba 30 n’Okusaba
□ Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina:
lr sul. 46 (Ddak. 30)
□ Essomero ly’Omulimu gwa Katonda:
Okusoma Bayibuli: Yokaana 5-7 (Ddak. 10)
Na. 1: Yokaana 6:22-40 (Ddak. 4 oba obutawera)
Na. 2: Lwaki Kyali Kyetaagisa Ekinunulo Okuweebwayo mu Ngeri gye Kyaweebwayo?—rs-E lup. 306 ¶6–lup. 307 ¶2 (Ddak. 5)
Na. 3: Tuyinza Tutya Okukolera ku Musingi Oguli mu Okubala 15:37-40? (Ddak. 5)
□ Olukuŋŋaana lw’Obuweereza:
Ddak. 10: Eby’Okugaba mu Maayi ne Jjuuni. Kwogera. Mu bufunze, babuulire ensonga lwaki tulakiti ezinaagabibwa zijja kusikiriza abantu mu kitundu kyammwe. Laga ekyokulabirako kimu oba bibiri ku ngeri gye tuyinza okuzigabamu nga tubuulira nnyumba ku nnyumba.
Ddak. 10: Biki Bye Tuyigamu? Kukubaganya birowoozo. Musome Matayo 5:11, 12 ne Matayo 11:16-19. Mukubaganye ebirowoozo ku ngeri ennyiriri ezo gye ziyinza okutuyambamu mu buweereza bwaffe.
Ddak. 10: “Kiki Ekitukubiriza Okubuulira?” Kubuuza bibuuzo na kuddamu.
Oluyimba 91 n’Okusaba