LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • km 3/13 lup. 2
  • Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga Maaki 18

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga Maaki 18
  • Obuweereza Bwaffe Obuweereza bw’Obwakabaka—2013
  • Emitwe emitono
  • WIIKI ETANDIKA MAAKI 18
Obuweereza Bwaffe Obuweereza bw’Obwakabaka—2013
km 3/13 lup. 2

Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga Maaki 18

WIIKI ETANDIKA MAAKI 18

Oluyimba 5 n’Okusaba

□ Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina:

lr sul. 38 (Ddak. 30)

□ Essomero ly’Omulimu gwa Katonda:

Okusoma Bayibuli: Lukka 1-3 (Ddak. 10)

Na. 1: Lukka 1:24-45 (Ddak. 4 oba obutawera)

Na. 2: Baani Abagwanidde Okulya ku Mugaati n’Okunywa ku Nvinnyo ku ky’Ekiro kya Mukama Waffe?​—rs-E lup. 267 ¶5–lup. 268 ¶1 (Ddak. 5)

Na. 3: Omukolo ogw’Okujjukira Okufa kwa Yesu Gulina Kukwatibwa Mirundi Emeka mu Mwaka, era Ddi?​—rs-E lup. 269 ¶1-2 (Ddak. 5)

□ Olukuŋŋaana lw’Obuweereza:

Oluyimba 118

Ddak. 12: “Baanirize!” Kubuuza bibuuzo na kuddamu. Laga ebyokulabirako bibiri. Mu kisooka, ng’omukolo tegunnatandika omubuulizi ayaniriza omu ku bagenyi, ate mu ky’okubiri, ng’omukolo guwedde, mu ngeri ey’amagezi akola naye enteekateeka ey’okumuyamba okuyiga ebisingawo.

Ddak. 18: “Engeri y’Okukozesaamu Brocuwa Baani Leero Abakola Yakuwa by’Ayagala?” Kubuuza bibuuzo na kuddamu. Laga ekyokulabirako kya ddakiika musaanvu ng’omubuulizi akubaganya ebirowoozo n’omuyizi we ku limu ku masomo.

Oluyimba 20 n’Okusaba

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza