LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • km 2/13 lup. 3
  • Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga Febwali 25

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga Febwali 25
  • Obuweereza Bwaffe Obuweereza bw’Obwakabaka—2013
  • Emitwe emitono
  • WIIKI ETANDIKA FEBWALI 25
Obuweereza Bwaffe Obuweereza bw’Obwakabaka—2013
km 2/13 lup. 3

Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga Febwali 25

WIIKI ETANDIKA FEBWALI 25

Oluyimba 111 n’Okusaba

□ Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina:

lr sul. 35 (Ddak. 30)

□ Essomero ly’Omulimu gwa Katonda:

Okusoma Bayibuli: Makko 5-8 (Ddak. 10)

Okwejjukanya (Ddak. 20)

□ Olukuŋŋaana lw’Obuweereza:

Oluyimba 135

Ddak. 5: “Kiba Kikwetaagisa Okulekera Awo?” Kukubaganya birowoozo.

Ddak. 10: Obubaka Bwe Tulina Okulangirira​—‘Okuwa Obujulirwa ku Yesu.’ Kwogera okw’ebbugumu nga kwesigamiziddwa ku kitabo Ssomero ly’Omulimu, okuva ku mutwe omutono oguli ku lupapula 275 okutuuka ku nkomerero y’olupapula 278.

Ddak. 15: Yakuwa Atuwa Amaanyi Tusobole Okubuulira. (Baf. 4:13) Buuza ebibuuzo ababuulizi babiri oba basatu ababuulira n’obunyiikivu wadde nga batawanyizibwa obulwadde. Kusoomoozebwa ki kwe boolekagana nakwo? Kiki ekibayamba obutaggwamu maanyi? Ekibiina kibayambye kitya? Baganyuddwa batya mu kubuulira obutayosa?

Oluyimba 42 n’Okusaba

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza