LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • km 10/12 lup. 5
  • Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga Okitobba 29

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga Okitobba 29
  • Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2012
  • Emitwe emitono
  • WIIKI ETANDIKA OKITOBBA 29
Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2012
km 10/12 lup. 5

Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga Okitobba 29

WIIKI ETANDIKA OKITOBBA 29

Oluyimba 2 n’Okusaba

□ Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina:

lr sul. 18 (Ddak. 30)

□ Essomero ly’Omulimu gwa Katonda:

Okusoma Bayibuli: Koseya 8-14 (Ddak. 10)

Okwejjukanya (Ddak. 20)

□ Olukuŋŋaana lw’Obuweereza:

Oluyimba 108

Ddak. 15: “Engeri y’Okuganyulwa mu Kibinja Kyo eky’Obuweereza.” Kubuuza bibuuzo na kuddamu. Bwe muba mukubaganya ebirowoozo ku kasanduuko akali ku lupapula 6, mu bufunze, buuza ebibuuzo ow’oluganda alina amaka omubeera olukuŋŋaana lw’okugenda okubuulira. Buli wiiki biki by’akola okwetegekera olukuŋŋaana lw’okugenda okubuulira olubeera mu maka ge? Lwaki akitwala nti nkizo okubeera n’enkuŋŋaana zino mu maka ge?

Ddak. 15: “Amagezi Ga Mirundi Etaano Agayinza Okutuyamba Okufuna Omuyizi wa Bayibuli.” Kubuuza bibuuzo na kuddamu. Nga mumaze okukubaganya ebirowoozo ku katundu 6, saba abo abalina abayizi ba Bayibuli abakulaakulana, boogere ku ssanyu lye bafuna.

Oluyimba 122 n’Okusaba

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza