Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga Okitobba 22
WIIKI ETANDIKA OKITOBBA 22
Oluyimba 124 n’Okusaba
□ Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina:
lr sul. 17 (Ddak. 30)
□ Essomero ly’Omulimu gwa Katonda:
Okusoma Bayibuli: Koseya 1-7 (Ddak. 10)
Na. 1: Koseya 6:1–7:7 (Ddak. 4 oba obutawera)
Na. 2: Ekitundu eky’Oku Nsi eky’Ekibiina kya Yakuwa Tukimanya Tutya?—rs-E lup. 283 ¶4–lup. 284 ¶2 (Ddak. 5)
Na. 3: Koppa Yesu Ataatya Kuswala—Beb. 12:2 (Ddak. 5)
□ Olukuŋŋaana lw’Obuweereza:
Ddak. 30: “Abavubuka Babuuza—Nnyinza Ntya Okufuna Emikwano Emirungi?” Kubuuza bibuuzo na kuddamu. Mu bufunze, kozesa ebyo ebiri mu katundu akasooka ng’oyanjula ekitundu ekyo n’ebiri mu katundu akasembayo ng’ofundikira. Bwe muba temulina vidiyo eno, mukubaganye ebirowoozo ku ebyo ebiri mu ssuula 8 erina omutwe ogugamba nti, “Nnyinza Ntya Okufuna Emikwano Emirungi?” eri mu katabo Questions Young People Ask—Answers That Work omuzingo 1 (akaakubibwa mu mwaka 2011), olupapula 57 okutuuka ku lupapula 63.
Oluyimba 89 n’Okusaba