LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • km 6/12 lup. 8
  • Ebirango

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Ebirango
  • Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2012
Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2012
km 6/12 lup. 8

Ebirango

◼ Ebitabo eby’okugaba mu Jjulaayi ne Agusito: Mugabe brocuwa yonna ku zino wammanga ez’empapula 32 ezinaasikiriza abantu mu kitundu kyammwe. A Book for All People, Ddala Katonda Afaayo gye Tuli?, Ekkubo Erituusa mu Bulamu Obutaggwawo​—Olizudde?, Emyoyo gy’Abafu​—Giyinza Okukuyamba oba Okukulumya? Ddala Gye Giri?, Gavumenti Eneereeta Olusuku lwa Katonda, Katonda Atwetaagisa Ki?, Kiki Ekitutuukako bwe Tufa?, Lasting Peace and Happiness​—How to Find them, Nyumirwa Obulamu ku Nsi Emirembe Gyonna!, Omwagalwa Wo bw’Afa, Our Problems​—Who Will Help Us Solve Them?, The Divine Name That Will Endure Forever, ne Was Life Created? Bwe muba muzzeeyo eri abo abaalaga okusiima, mubanjulire akatabo Baibuli Ky’Eyigiriza oba okusinziira ku bwetaavu bwa buli muntu, musobola okubanjulira emu ku brocuwa Wuliriza Katonda oba Wuliriza Katonda Obe Mulamu Emirembe Gyonna, era mufube okutandika okubayigiriza Bayibuli. Ssebutemba ne Okitobba: Watchtower ne Awake! Bwe muba muzzeeyo eri abo abaalaga okusiima, mubanjulire akatabo Baibuli Ky’Eyigiriza oba okusinziira ku bwetaavu bwa buli muntu, musobola okubanjulira emu ku brocuwa Wuliriza Katonda oba Wuliriza Katonda Obe Mulamu Emirembe Gyonna, era mufube okutandika okubayigiriza Bayibuli.

◼ Vidiyo eyitibwa Our Whole Association of Brothers ejja kukubaganyizibwako ebirowoozo mu Lukuŋŋaana lw’Obuweereza gye bujja. Abo abagyetaaga basaanidde okugiragiriza okuyitira mu kibiina kyabwe.

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza