LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • km 1/12 lup. 2
  • Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga Jjanwali 23

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga Jjanwali 23
  • Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2012
  • Emitwe emitono
  • WIIKI ETANDIKA JJANWALI 23
Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2012
km 1/12 lup. 2

Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga Jjanwali 23

WIIKI ETANDIKA JJANWALI 23

Oluyimba 37 n’Okusaba

□ Okusoma Bayibuli okw’Ekibiina:

fy sul. 11 ¶20-25, akas. lup. 139 (Ddak. 25)

□ Essomero ly’Omulimu gwa Katonda:

Okusoma Bayibuli: Isaaya 38-42 (Ddak. 10)

Na. 1: Isaaya 39:1–40:5 (Ddak. 4 oba obutawera)

Na. 2: Obulamu obw’Omu Biseera eby’Omu Maaso Bunaafunibwa Butya?​—rs-E lup. 246 ¶8–lup. 247 ¶1 (Ddak. 5)

Na. 3: Okuyigirizibwa Katonda Kusingira Wala Obuyigirize bw’Ensi​—Baf. 3:8 (Ddak. 5)

□ Olukuŋŋaana lw’Obuweereza:

Oluyimba 69

Ddak. 10: Ebirango. Bategeeze ebitabo ebinaagabibwa mu Febwali era olageyo ekyokulabirako kimu. Mukubaganye ebirowoozo ku kasanduuko akalimu Ebyatuukibwako mu Mulimu gw’Okubuulira.

Ddak. 10: Biki Bye Tuyigamu? Kukubaganya birowoozo. Musome Makko 10:17-30. Mukubaganye ebirowoozo ku ngeri ennyiriri zino gye ziyinza okutuyambamu mu buweereza bwaffe.

Ddak. 15: “Buulira ‘Abantu aba Buli Ngeri’” Kubuuza bibuuzo na kuddamu. Yogera ku kigendererwa kya buli emu ku brocuwa eziragiddwa ku lupapula olw’omunda. Oluvannyuma olondemu brocuwa bbiri eziyinza okuganyula abantu ab’omu kitundu kye mubuuliramu. Mukubaganye ebirowoozo ku bitundu ebiri mu brocuwa zombi, era olage ekyokulabirako ku ngeri y’okugabamu buli emu ku brocuwa ezo.

Oluyimba 112 n’Okusaba

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza