Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga Jjulaayi 11
WIIKI ETANDIKA JJULAAYI 11
Oluyimba 34 n’Okusaba
□ Okusoma Bayibuli okw’Ekibiina:
fy sul. 5 ¶18-23, akas. ku lup. 61 (Ddak. 25)
□ Essomero ly’Omulimu gwa Katonda:
Okusoma Bayibuli: Zabbuli 69-73 (Ddak. 10)
Na. 1: Zabbuli 72:1-20 (Ddak. 4 oba obutawera)
Na. 2: Obwakabaka bwa Katonda Bunaakola Ki Gavumenti z’Abantu?—rs-E lup. 227 ¶1-2 (Ddak. 5)
Na. 3: Ebyo Abavubuka bye Bayinza Okuyigira ku Kabaka Keezeekiya ne Yosiya (Ddak. 5)
□ Olukuŋŋaana lw’Obuweereza:
Ddak. 5: Ebirango.
Ddak. 10: Kozesa Ebibuuzo Okusobola Okuyigiriza Obulungi—Ekitundu 3. Kwogera nga kwesigamiziddwa ku kitabo Ssomero ly’Omulimu, olupapula 239. Mu bufunze, laga ekyokulabirako kimu oba bibiri ku ngeri y’okukozesaamu amagezi agaweereddwa mu kitundu ekyo.
Ddak. 10: “Beera ‘Musaasizi.’” Kubuuza bibuuzo na Kuddamu.
Ddak. 10: Manya Ebintu Ebisinga Obukulu. (Baf. 1:10) Buuza ebibuuzo omutwe gw’amaka omu oba babiri abanyiikivu mu buweereza, era ababwenyigiramu obutayosa wadde nga balina emirimu egy’ekiseera kyonna oba obuvunaanyizibwa bw’amaka obw’amaanyi. Okuva bwe kiri nti balina eby’okukola bingi, bafuna batya ebiseera eby’okwenyigira mu buweereza? Okwenyigira mu buweereza obutayosa kibaganyudde kitya awamu n’ab’omu maka gaabwe?
Oluyimba 73 n’Okusaba