LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • km 5/11 lup. 1
  • Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga Maayi 9

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga Maayi 9
  • Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2011
  • Emitwe emitono
  • WIIKI ETANDIKA MAAYI 9
Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2011
km 5/11 lup. 1

Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga Maayi 9

WIIKI ETANDIKA MAAYI 9

Oluyimba 58 n’Okusaba

□ Okusoma Bayibuli okw’Ekibiina:

fy sul. 3 ¶7-12 (Ddak. 25)

□ Essomero ly’Omulimu gwa Katonda:

Okusoma Bayibuli: Zabbuli 1-10 (Ddak. 10)

Na. 1: Zabbuli 7:1-17 (Ddak. 4 oba obutawera)

Na. 2: Omuntu bw’Akugamba nti: “Nnakkiriza Yesu ng’Omulokozi Wange”​—rs-E lup. 220 ¶1 (Ddak. 5)

Na. 3: Ensonga Lwaki Yesu Yatereeza Omusajja Eyamuyita “Omuyigiriza Omulungi”​—Mak. 10:17, 18 (Ddak. 5)

□ Olukuŋŋaana lw’Obuweereza:

Oluyimba 4

Ddak. 5: Ebirango.

Ddak. 10: Tuteekwa Okugondera Katonda ng’Omufuzi Okusinga Abantu. (Bik. 5:29) Kukubaganya birowoozo nga kwesigamiziddwa ku katabo 2011 Yearbook, olupapula 219, akatundu 4, okutuuka ku lupapula 221, akatundu 2. Buli kyakulabirako ky’omala okwogerako, saba abawuliriza boogere ebyo bye bayize.

Ddak. 10: Osobola Okuweereza nga Payoniya Omuwagizi mu Myezi gy’Oluwummula? Kukubaganya birowoozo. Mu bufunze, mwejjukanye ebisaanyizo abo abaagala okuweereza nga bapayoniya abawagizi bye balina okuba nabyo ebiri ku lupapula 112-113 mu katabo Organized. Saba abo abaakozesa ekiseera eky’oluwummula okuva ku ssomero oba ku mirimu okuweereza nga bapayoniya abawagizi boogere ku birungi bye baafuna.

Ddak. 10: “Muleke Ekitangaala Kyammwe Kyake.” Kubuuza bibuuzo na kuddamu. Saba abawuliriza boogere ku ngeri enneeyisa yaabwe ennungi gye yabasobozesaamu okuwa obujulirwa.

Oluyimba 93 n’Okusaba

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza