Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga Apuli 11
WIIKI ETANDIKA APULI 11
Oluyimba 44 n’Okusaba
□ Okusoma Bayibuli okw’Ekibiina:
fy sul. 2 ¶7-10, akas. ku lup. 17 (Ddak. 25)
□ Essomero ly’Omulimu gwa Katonda:
Okusoma Bayibuli: Yobu 21-27 (Ddak. 10)
Na. 1: Yobu 25:1–26:14 (Ddak. 4 oba obutawera)
Na. 2: Ensonga Lwaki Omusaalaba Tegulina Kutwalibwa ng’Ekintu eky’Okukozesa mu Kusinza (Ddak. 5)
Na. 3: Yesu Kristo Ye Mikayiri, Malayika Omukulu?—rs-E lup. 218 ¶1-3 (Ddak. 5)
□ Olukuŋŋaana lw’Obuweereza:
Ddak. 5: Ebirango. Tegeeza ekibiina wa we mutuuse mu kaweefube w’okugaba obupapula obuyita abantu ku mukolo gw’Ekijjukizo.
Ddak. 10: Osiganga Ensigo Zo era Toddirizanga Mukono Gwo. (Mub. 11:6) Kukubaganya birowoozo nga kwesigamiziddwa ku katabo 2011 Yearbook, olupapula 170, akatundu 2, okutuuka ku lupapula 173, akatundu 4. Buli kyakulabirako ky’omala okwogerako, saba abawuliriza boogere ebyo bye bayize.
Ddak. 10: Engeri y’Okuwamu Obujulirwa ng’Owandiika Ebbaluwa. Kukubaganya birowoozo nga kwesigamiziddwa ku kitabo Ssomero ly’Omulimu, olupapula 71-73.
Ddak. 10: “Obujulirwa obw’Amaanyi Bujja Kuweebwa.” Kubuuza bibuuzo na kuddamu.
Oluyimba 8 n’Okusaba