LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • km 3/11 lup. 2
  • Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga Maaki 21

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga Maaki 21
  • Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2011
  • Emitwe emitono
  • WIIKI ETANDIKA MAAKI 21
Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2011
km 3/11 lup. 2

Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga Maaki 21

WIIKI ETANDIKA MAAKI 21

Oluyimba 47 n’Okusaba

□ Okusoma Bayibuli okw’Ekibiina:

fy sul. 1 ¶10-17 (Ddak. 25)

□ Essomero ly’Omulimu gwa Katonda:

Okusoma Bayibuli: Yobu 6-10 (Ddak. 10)

Na. 1: Yobu 8:1-22 (Ddak. 4 oba obutawera)

Na. 2: Kitwetaagisa Kukkiririza Bukkiririza mu Yesu Kristo Okusobola Okulokolebwa?​—rs-E lup. 216 ¶3 (Ddak. 5)

Na. 3: Tuyinza Tutya Okukolera ku Kubuulirira Okuli mu Matayo 10:16? (Ddak. 5)

□ Olukuŋŋaana lw’Obuweereza:

Oluyimba 114

Ddak. 5: Ebirango.

Ddak. 15: Kozesa Bayibuli ng’Oddamu Ebibuuzo. Kukubaganya birowoozo nga kwesigamiziddwa ku kitabo Ssomero ly’Omulimu, olupapula 143-144. Laga ebyokulabirako bibiri ng’omubuulizi abuuzibwa ekibuuzo ekiyinza okubuuzibwa mu kitundu kyammwe. Mu kyokulabirako ekisooka, omubuulizi addamu bulungi ekibuuzo naye nga takozesezza Bayibuli. Mu kyokulabirako ekyokubiri, akozesa Bayibuli okuddamu ekibuuzo ekyo. Saba abawuliriza bawe ensonga lwaki ekyokulabirako ekyokubiri kibadde kirungi.

Ddak. 15: “Okugaba Obupapula Obuyita Abantu ku Kijjukizo Kutandika nga Apuli 2.” Kubuuza bibuuzo na kuddamu. Buli mubuulizi muwe akapapula akayita abantu ku Kijjukizo, oluvannyuma oyogere ku ebyo ebikaliko. Yogera ku nteekateeka ezikoleddwa ezinaabasobozesa okumalako ekitundu kye mubuuliramu. Laga ekyokulabirako ku ngeri y’okugabamu akapapula ako.

Oluyimba 109 n’Okusaba

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza