Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga Maaki 14
WIIKI ETANDIKA MAAKI 14
Oluyimba 101 n’Okusaba
□ Okusoma Bayibuli okw’Ekibiina:
fy sul. 1 ¶1-9 (Ddak. 25)
□ Essomero ly’Omulimu gwa Katonda:
Okusoma Bayibuli: Yobu 1-5 (Ddak. 10)
Na. 1: Yobu 3:1-26 (Ddak. 4 oba obutawera)
Na. 2: Kiki Kye Tuyigira ku Bawala ba Zerofekaadi?—Kubal. 36:10-12 (Ddak. 5)
Na. 3: Ebyamagero Yesu Bye Yakola Bikakasa nti Katonda?—rs-E lup. 215 ¶3–lup. 216 ¶1 (Ddak. 5)
□ Olukuŋŋaana lw’Obuweereza:
Ddak. 5: Ebirango.
Ddak. 15: Obugagga Buva mu Kuweereza Yakuwa. (Nge. 10:22) Kukubaganya birowoozo nga kwesigamiziddwa ku katabo 2010 Yearbook, olupapula 225, akatundu 1, okutuuka ku lupapula 226, akatundu 2; olupapula 227-228; n’olupapula 232, akatundu 1, okutuuka ku lupapula 233, akatundu 1. Ng’omaze okwogera ku buli kyakulabirako, saba abawuliriza boogere ku ebyo bye bayize.
Ddak. 15: “Ka Tulage Okusiima Kwaffe.” Kubuuza bibuuzo na kuddamu. Yogera ku nteekateeka ezikoleddwa ezikwata ku Kijjukizo.
Oluyimba 8 n’Okusaba