Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga Noovemba 15
WIIKI ETANDIKA NOOVEMBA 15
□ Okusoma Baibuli okw’Ekibiina:
□ Essomero ly’Omulimu gwa Katonda:
Okusoma Baibuli: 1 Ebyomumirembe 26-29
Na. 1: 1 Ebyomumirembe 29:10-19
Na. 2: Lwaki Wabaddewo Enkyukakyuka mu Njigiriza z’Abajulirwa ba Yakuwa? (rs-E lup. 205 ¶4)
Na. 3: Abayudaaya Bonna Banaakyuka Okufuuka Abakristaayo?
□ Olukuŋŋaana lw’Obuweereza:
Ddak. 5: Ebirango.
Ddak. 20: “Baibuli—Ebyafaayo Ebituufu, Obunnabbi Obwesigika.” Kubuuza bibuuzo na kuddamu. Bwe muba DVD eno temugirina, mukozese ebyo ebiri mu katabo Baibuli Ky’Eyigiriza essuula 2, katundu 8-9, 13-17.
Ddak. 10: Akasanduuko k’Ebibuuzo. Kwogera, kwa kuweebwa mukadde.