LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • km 10/10 lup. 3
  • Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga Okitobba 25

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga Okitobba 25
  • Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2010
  • Emitwe emitono
  • WIIKI ETANDIKA OKITOBBA 25
Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2010
km 10/10 lup. 3

Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga Okitobba 25

WIIKI ETANDIKA OKITOBBA 25

Oluyimba 2

□ Okusoma Baibuli okw’Ekibiina:

cl sul. 25 ¶9-16

□ Essomero ly’Omulimu gwa Katonda:

Okusoma Baibuli: 1 Ebyomumirembe 12-15

Okwejjukanya

□ Olukuŋŋaana lw’Obuweereza:

Oluyimba 14

Ddak. 8: Ebirango. “Bw’Oba Weetaaga mu Bwangu Ebitabo Ebiri mu Lulimi Olugwira.” Kwogera.

Ddak. 12: Obumu Bwaffe mu Nsi Yonna Buweesa Yakuwa Ekitiibwa. Kwogera nga kwesigamiziddwa ku katabo Organized olupapula 165, akatundu 2, okutuuka ku mutwe omutono oguli ku lupapula 168. Saba abawuliriza boogere ku byokulabirako ebiri mu bitabo byaffe ebiraga engeri obumu bwaffe n’okwagala gye byaviirako okuwa obujulirwa.

Ddak. 15: Beera n’Omwoyo gw’Okwefiiriza. (Luk. 9:23) Kukubaganya birowoozo nga kwesigamiziddwa ku katabo 2010 Yearbook, olupapula 45, akatundu 1; olupapula 56, akatundu 2; n’olupapula 58, akatundu 1, okutuuka ku lupapula 59, akatundu 1. Buli kyakulabirako ky’omala okwogerako, saba abawuliriza boogere ku ebyo bye bayize.

Oluyimba 66

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza