LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • km 12/09 lup. 2
  • Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga Ddesemba 21

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga Ddesemba 21
  • Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2009
  • Emitwe emitono
  • WIIKI ETANDIKA DDESEMBA 21
Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2009
km 12/09 lup. 2

Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga Ddesemba 21

WIIKI ETANDIKA DDESEMBA 21

Oluyimba 45

□ Okusoma Baibuli okw’Ekibiina:

lv sul. 14 ¶10-14, akasanduuko ku lup. 164-165, ebyongerezeddwako lup. 222-223

□ Essomero ly’Omulimu gwa Katonda:

Okusoma Baibuli: Yoswa 9-11

Na. 1: Yoswa 9:1-15

Na. 2: Engeri gye Tuyinza Okumanyamu nti Kalumagedoni Ali Kumpi (lr-E sul. 47)

Na. 3: Osobola Okubeera mu Nsi ya Katonda Empya ey’Emirembe (lr-E sul. 48)

□ Olukuŋŋaana lw’Obuweereza:

Oluyimba 2

Ddak. 5: Ebirango.

Ddak. 15: Weeteekereteekere Okugaba Watchtower ne Awake! Laga ekyokulabirako ng’omulabirizi w’ekibinja alaga omubuulizi omuto ennyanjula gy’ateeseteese okukozesa era ng’amunnyonnyola ensonga lwaki gye yalonze era ng’amubuulira ekibuuzo n’ekyawandiikibwa by’agenda okukozesa. Omubuulizi omuto amugamba nti naye alina ennyanjula gye yategese naye nga yeetaaga obuyambi okugirongoosaamu. Nga bakozesa ekitundu omubuulizi omuto ky’ayagala okukozesa ng’agaba magazini, balonda ekibuuzo n’ekyawandiikibwa ky’anaakozesa.

Ddak. 15: “‘Wa Abayizi Bo Obulamu Bwo.’” Kubaganya ebirowoozo n’abawuliriza ng’okozesa ebibuuzo. Oluvannyuma lw’akatundu 2, saba omubuulizi ayogere by’akola okulaga nti afaayo ku bayizi be. Miganyulo ki egivuddemu? Era buuza omubuulizi eyaganyulwa olw’okuba oyo eyamuyigiriza Baibuli yamulaganga okufaayo.

Oluyimba 49

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza